0:00
3:02
Now playing: Okyusemu

Okyusemu Lyrics by Acidic Vokoz


Okyuseemu
Acidic Vokoz Uganda
The Lyrically Boy
Wakyuka nnyo

Nze bwe nawuliranga heart-break
Nga mmanyi kitegeeza simple short break
Kati nkiwulira inside
Kiri part of me, eeh babe
Osingako omusirikale
Buno obulumi bunnuma
Buli ku mutima buntuulidde, eeh
Love, nkitegedde kankite ŋŋende
Wano tekiri too too late
Ne bwotoŋŋamba nkitegedde
Kankite ŋŋende

Kubanga ssi bwotyo bwe wali (okyuseemu)
Love okyuseemu (okyuseemu)
Baby ssi bw’otyo bwe wali (okyuseemu)
Just okyuseemu (okyuseemu)
Jjukira ebiseera biri (okyuseemu)
Ng’ompenda nnyo (okyuseemu)
Baby ssi bw’otyo bwe wali (okyuseemu)
Just okyuseemu (okyuseemu)

Kankwesonyiwe
Nfune bwe neebuzaabuza ŋŋende
N’era kanninde
Luliba olwo nange ne nfuna owange
Love ngitegedde
Kubeera kulumya kazannyo owangudde
Bye neeraga nno ba chali bange
Munsonyiwe amalala gampedde, gampedde
Bagumenyeemu bibiri nze omutima ogwange
Agawalaayi simanyi ki kye nakoze!
Omuntu gwe nali mmanyi era gwe mpita owange!
Andese agenze buli kimu kyefudde
Love, nkitegedde kankite ŋŋende
Wano tekiri too too late
Ne bwotoŋŋamba nkitegedde
Kankite ŋŋende

Kubanga ssi bwotyo bwe wali (okyuseemu)
Love okyuseemu (okyuseemu)
Baby ssi bw’otyo bwe wali (okyuseemu)
Just okyuseemu (okyuseemu)
Jjukira ebiseera biri (okyuseemu)
Ng’ompenda nnyo (okyuseemu)
Baby ssi bw’otyo bwe wali (okyuseemu)
Just okyuseemu (okyuseemu)

Nze bwe nawuliranga heart-break
Nga mmanyi kitegeeza simple short break
Kati nkiwulira inside
Kiri part of me, eeh
Love, nkitegedde kankite ŋŋende
Wano tekiri too too late
Ne bwotoŋŋamba nkitegedde
Kankite ŋŋende
Kankwesonyiwe
Nfune bwe neebuzaabuza ŋŋende
N’era kanninde
Luliba olwo nange ne nfuna owange