0:00
3:02
Now playing: Teli Kwegata

Teli Kwegata Lyrics by Akom Lapaisal


(Intro)

Feeling zange tezikyakola
Eeeh Action Gang
Biri ebintu kati tebikyakola
Kefra

(Verse 1)

Ababadde bandabamu abaana bamwe sorry
Ngudde ekigo ensigo ne zitulika
Kati sinyega ne bw’onkuba entoli
Ne we nkwegomba ntya sisituka
Kati njagala naye teri kwegatta
Ndabira wala omanyi mweswanta
Mbu ako nkalya siikamu embaata
Nze abasawo baŋŋanye okwegatta

(Chorus)

Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta
Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta
Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta
Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta

(Verse 2)

Eyo!
Kati njagala nga tolina k’obala
Bijja nyuma nga tolina k’onsaba
Kuba newonsaba era sirina kyengaba
Nze abasawo baŋŋanye okwegatta
Anyway
Abadde ayagala okunkwabula
Liisa amaaso oleme kusula njala
Omanyi eby’ekisiru mubyagala
Naye nze abasawo baŋŋanye okwegatta
Feeling zange tezikyakola
Omusawo yaŋŋambye zijja kudda mpola
Era ebintu kati tebikyakola
Kati ayagala okugwa mu love ajje mpola

(Chorus)

Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta
Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta
Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta
Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta

(Verse 3)

Ababadde bandabamu abaana bamwe sorry
Ngudde ekigo ensigo ne zitulika
Kati sinyega ne bw’onkuba entoli
Ne we nkwegomba ntya sisituka
Kati njagala naye teri kwegatta
Ndabira wala omanyi mweswanta
Mbu ako nkalya siikamu embaata
Nze abasawo baŋŋanye okwegatta

(Chorus)

Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta
Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta
Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta
Njagala naye teri kwegatta
Abasawo baŋŋanye okwegatta

(Outro)

Eeh eh
Eno ŋŋoma ya Kefra
Eh eh
Ŋŋoma ya Kefra
Mmmh
Eno ŋŋoma ya Kefra
Eh Kefra, Kefra, n’ebikoma obijja wa?
Abasawo baŋŋanye okwegatta (Ark Records)
Abasawo baŋŋanye okwegatta
Teri Kwegatta



About the song "Teli Kwegata"

Teli Kweegata” is a song written and performed by Ugandan singer Akom Lapaisal (real name Kalule Faisal). The song produced by Kefra at Ark Records, and released on Sep 22, 2024 through Action Gang Entertainment.