0:00
3:02
Now playing: Ensalwa

Ensalwa Lyrics by Alien Skin


Kabade kakuteyo (Oliwa dala)
Tutandikilewo hehe

Kale Amamese amangi tegesimira bunya
Bwebogera abangi
Laba, bwetuweze abangi
Tweyawude twesimbide empanyi

Kale, Ensalwa ekyusa abantu color
Abadde mu black wuno aze mu blue
Ensalwa ekyusa abantu enimi
Abadde mu luzungu nadda mu luswahili
E e ensalwa ekyusa abantu color
Abadde mu black wuno aze mu blue
Ensalwa ekyusa abantu enimi
Abadde mu luzungu nadda mu luswahili

Kale, Oba ndabise oba mbaleke
Oba ndabisemu oba mbaleke naye
Ekijja kijje simbula embalasi
(Agambye simbula embalasi)
Wama eh 
Batidde-tidde-tidde bangi batidde
Batandise okuwoze nti kibanda yalidde
Don't compare yourself to anybody
Ani akugambye mbu nange siri anybody
Kale, akuba owuwe akuba awomberera
Mwe munkuba nemwefula abambulirira
Kutematema empenda tuzimbewo enkolagana
Mutematema empenda nemujawo enkolagana

Kale, Ensalwa ekyusa abantu color
Abadde mu black wuno aze mu blue
Ensalwa ekyusa abantu enimi
Abadde mu luzungu nadda mu luswahili
E e ensalwa ekyusa abantu color
Abadde mu black wuno aze mu blue
Ensalwa ekyusa abantu enimi
Abadde mu luzungu nadda mu luswahili

Tukola bagaya ela nga balaba
Abamu bakongola abamu nebaseka
Naye bwe tuchapa-chapa netufuna
Batandise okuwoze oba kibanda yalya
Leero nalidde nokunya nanywede
Ate okunywa n'okulya tetulinda kade
Gwe alinda akade bambi linda akade
Oluva wano ngenda kulya n'ekisalabudde
Kale kwegamba tulila mu kadde kona wetwagalidde
Muwulidde

Kale, Ensalwa ekyusa abantu color
Abadde mu black wuno aze mu blue
Ensalwa ekyusa abantu enimi
Abadde mu luzungu nadda mu luswahili
E e ensalwa ekyusa abantu color
Abadde mu black wuno aze mu blue
Ensalwa ekyusa abantu enimi
Abadde mu luzungu nadda mu luswahili

Wama nze
Okwagalwa abantu sakugulakoooo
Atela sakusabakooooo
Wabula nasiba lo nyo
Nenkyapa nyo misana na kiro

Ndaba tweluma-luma tulinga obwana bwenjala
Batandise okulowooza waliwo ensonga endala
Tutuse okweluma-luma tulinga obwana bwenjala
Banalowooza tulina n'ensonga endala