Gz Beats ... Focus
Alien mbu era anyenye
Oba nkubendongo nayo egaaneee
Sifaayo newontama
Newontama nonyiiga sejjusa
Newoba kamenyo nkukuba kumenya mbiriizi
Ragga (??) alinga obuti bwomukibiriiti
Njagala nkube mamba nkube ebikope kope kope kope mbu bajamaicaa
Twaze kuzina naye era tonkaka(Haa! Okuzina sikwampakaa!)
Nkyimanyi ngenda kuzina naye era tonkaka(Haa! amazina go gampakaa?)
Twaze kuzina naye era tonkakaa!(Aaa!sibyampakaa!)
Nkyimanyi naze kuzina naye sibyampakaa!!(Haa! bulaadi tonkaka!)
Anti vibe ezange zirinya mpola
Era nemukugenda nezigenda mpola
Obweda oli mubya ludicha nga sikufuna
Koze mu Ragga okyimanye ngenda kuzina
Njagala okumanya kumateeka
Njagala nkwaate mbanga njikume bukyiika
Njagala kulaga abeeyita ba "undertaker"
Nti nkaluma daily sirinda lwamukaaga
Awo nkwaate embanga njiteke kukyido
Balyooke babuuze oba nanywedde bikyi
Ndeete nkoola njiteke kumutwe ate bagambe bagambe nti kaweddemu
Sabatabata noolusi sabatabana
Wentuula mungoma ekituufu sagala kumala
Basikasika obufifi kila kali kunyama
Naababadde ba jeno bayingidde zi fear
Twaze kuzina naye era tonkaka(Haa! Okuzina sikwampakaa!)
Nkyimanyi ngenda kuzina naye era tonkakaa(Haa! amazina go gampakaa?)
Twaze kuzina naye era tonkakaa(Aaa Sibyampakaa!)
Nkyimanyi naze kuzina naye sibyampakaa!(Haa bulaadi tonkaka!)
Me-ade moon light fi dem-ade candle
Naabaabadde bakyibanda bafuse ba-katengo
Yenze aliko omusambwa ogwa mutuula kungoma
Towakana bwemba ntudde kungoma
Owomutima omunafu eno tajja
Nanga ekyigoma kyenkubye eno kekyitujja
Kandi atalina mwana leero waakuweeka ejinja
Ngenda basojja kuba me-de fungal on di sooja
Mukuba bukusa naaba ku bi-andas
Bipikini mama dem njagala be fatasino
Bwemba nkaluma leka nkalume nze amanyi
Gwe atakaluma onyumya bikyi nawe yegwe amanyi
If di Ragga is adi come it could'a come with de hammer
De company fi de ragga ya di factory era
Here in the dancehall me ya di Ragga general
Some a di call me docti some a di call me Ragga capitani
Twaze kuzina naye era tonkaka(Haa! Okuzina sikwampakaa!)
Nkyimanyi ngenda kuzina naye era tonkakaa(haa! Amazina go gampakaa?)
Twaze kuzina naye era tonkakaa!(Aaa! Sibyampakaa!)
Nkyimanyi naze kuzina naye sibyampakaa!(haa! bulaadi tonkaka!)
Twaze Kuzina Naye Era Tonkakaa(Haa! okuzina Sikwampakaa!)