Yo mafia
Kagenda kukubira mwana
Deemu ankute obupira munsawo (haaaa!)
Kati njagala omugambe ntino buki-
Mugambye bubwo kati bwakukubira mugambe oba ne bubwo
Easy (Okitegera), easy naye lwakuba tagenda kubikiriza
Kubanga nze demu wo akimanyi sambala bupira
Ajakubikiriza Ha!
Mpozi tumugambe bwa musumba
Ate demu wange amanya atya ntino toyambala bupira
Waliwo ekintu kimu kyenyambala
Simanyi oba mulogo yakindoga
Oba kiva mu kika nga kisikire
Naye baaba nkoze obwenzi
Waliwo ekintu kimu kyenyambala
Simanyi oba mulogo yakindoga
Oba kiva mu kika nga kisikire
Naye baaba nkoze obwenzi
Kale, omanyi emeeme etaterera
Nze nina emeeme etaterera
Omanyi kyebayita okuwambagatana
Ka brother nze mpa mbagatane
Waama, Njagala nfuneyo ku muzungu
Nfune ku mugwere nfune ku mukonjo
Njagala nfuneyo ku mudinka
Nfune ku muchori nfune ku mutooro
Njagala nfuneyo ku musawo
Nakola nyo nyo nfuneyo ku musawo
Naye ate bwe nafuna ku musawo
Ekyewunyisa yankwata na mukozi naagoba
Era am single and searching
Nemala nfuna sidda mu byaluli
Era ku mutima ntadeko parking
Bwoba olina omukwano jangu oparkinge, kale
Waliwo ekintu kimu kyenyambala
Simanyi oba mulogo yakindoga
Oba kiva mu kika nga kisikire
Naye baaba nkoze obwenzi
Waliwo ekintu kimu kyenyambala
Simanyi oba mulogo yakindoga
Oba kiva mu kika nga kisikire
Naye baaba nkoze obwenzi
Waliwo ali wano nga avva mukwenda
Waliwo ali wano nga agenda kwenda
Waliwo ali wano nga avvuma benda
Naye bwamaliriza naye agenda kwenda
Waama, Nkoze obwenzi fi di highest order
Nebweba skirt nga eli ku kidomola
Kakibe kiteteyi nga kiri ku wire
Mmala kukikebera ndabe oba si kiwala
Obwenzi webuntusiza siwatono
Nze atayawula munene ku mutono
Ninga eyabusooma nti oba ndi mu bitabo
Ate oba design nti gwe musono
Kale, Waliwo ekintu kimu kyenyambala
Simanyi oba mulogo yakindoga
Oba kiva mu kika nga kisikire
Naye baaba nkoze obwenzi
Waliwo ekintu kimu kyenyambala
Simanyi oba mulogo yakindoga
Oba kiva mu kika nga kisikire
Naye baaba nkoze obwenzi
Kale, ffena twenda lwakuba tetukwatibwa
Tosekerera abade ayenda nakwatibwa
Waliwo nabagamba mbu nawanika
Olumala okunywa mu bubiri nebamutegula
Kale, nze omanyi emeeme etaterera
Nze nina emeeme etaterera
Omanyi kyebayita okuwambagatana
Ka brother nze mpa mbagatane