0:00
3:02
Now playing: Karate

Karate Lyrics by Aria


(Intro)

Talent Walls
Born to be a star

(Verse 1)

Singa mazima
Nali nina amanyi
Buli akwetunuliza nandi muzibye amaaso
Nandi lagidde enjuba n'omwezi
Obutazikiranga bikubeere etabaaza, aaaha
Binteeka ku pressure
Buli kadde mbeera mu prayers
Ono omwana yanvuga ndima
Netaaga ku prayers

(Pre-Chorus)

Tell your friend to tell her friend
Am already taken
Kati nsaba mutuleke
Temutusumbuwa
Ŋŋenda kutagula tagula tagula abayaye bakuno
Bano ba nsanga bisibye abagala okulya byebatasiga

(Chorus)

Oh baby, please tell me
buli ky'oyagala nze nkole
Oh baby, wano wanuma
Nkusaba ntakula onzikakanye
Nsasidde mwe abakyasula nga mwelaguza ntino babagale
Ebya juju tebikyakola
Mwefeko abaana baffa figure

(Verse 2)

Karate, karate, karate
Ŋŋenze kuyiga karate, karate
Banange omulungi, mulungi
Omulungi takumika, ooh
Mulembe gwa ba mafia
Nzazewo kambeere mafia
Bwotaberamu lwa ki mafia
Offa wevuma dunia
Bw'oba tonamufuna
Tobaako bikuwondera
Naye olumala omufuna
Buli camera negolokoka

(Pre-Chorus)

Ŋŋenda kutagula tagula tagula abayaye bakuno
Bano ba nsanga bisibye abagala okulya byebatasiga

(Chorus)

Oh baby, please tell me
Buli ky'oyagala nze nkole
Oh baby, wano wanuma
Nkusaba ntakula onzikakanye
Nsasidde mwe abakyasula nga mwelaguza ntino babagale
Ebya juju tebikyakola
Mwefeko abaana baffa figure

(Outro)

Binteeka ku pressure
Buli kadde mbeera mu prayers
Ono omwana yanvuga ndima
Netaaga ku prayers
Tell your friend to tell her friend
Am already taken
Kati nsaba mutuleke
Temutusumbuwa



About the song "Karate"

"Karate" is the fourth track from Aria's "Intense" EP. The song was produced by Warren Professor (Warren Pro), and released on December 27, 2024 through Talent Walls.