0:00
3:02
Now playing: Sibibala

Sibibala Lyrics by B2C ft. King Saha


Toba Musuuza n’onsuuza (ah wow)
Waguan
Baby kwata w’okwata (B2C)
Time etumala wamma (Kabaka)
Bassboi
Teri kyebaggamba wamma
Babe njagala kusula mu masuuka go
Babe nsabye ngolole amavunya go oh

Lee & Saha
Sibibala
Eby’okunnumya sibibala
Sibibala
Ne lwotalabise sirubala (eh)
Sibibala, madam
By’okwatayo sibibala, ah
Sibibala aah
Naye love byo mbimala, ah eh

Saha
Bw’oba omanyi love yange gimpe, gimpe
Kanteekeko engoye nkulumbe, eh
Mukwano ebyange naawe bingi eh
Mukwano obudde bambi bumpe, aah eh
Mmwe abankyawa baaba
Ye ba ex singa mmwe mwafa
Mmwe mutuviire baaba
Tunyumirwemu twecange baaba

Lee & Saha
Sibibala
Eby’okunnumya sibibala
Sibibala
Ne lwotalabise sirubala (eh)
Sibibala, madam
By’okwatayo sibibala, ah
Sibibala aah
Naye love byo mbimala, ah eh

Bobby & Lee
Kale n’olaba gwe ky’olina
Era nga weebuzaabuza olaba
Mu nze ebibala byabala
Kati kamula buli kibala ky’olaba
Njagala romance ono agamba tannayagala
Mbu tuli mu katemba nze eno bimbalagala
Kyokka abawala banjagala
Gwenjagala anjagale oba anjagala byenjagala?
Siggwe Mukaabya kiki onkaabya?
Yadde siggwe Mutaasa ki tontaasa ah?

Lee & Saha
Sibibala
Eby’okunnumya sibibala
Sibibala
Ne lwotalabise sirubala (eh)
Sibibala, madam
By’okwatayo sibibala, ah
Sibibala aah
Naye love byo mbimala, ah eh

Julio
No no no no deal done
Jaagaana ndi waabutakuvaamu
Yadde love ejudde confusion
Binyiiza bw’oteekamu diversion
Love kyambalo bwambalo kyambale
Nga bwekyannyumira era naawe kikunyumire
Awo tujja somoka nsalo ku nsalo
Nga tuli comfortable ate mu nsawo
Ndeka mbe striker
Mbe defender ate, ate girl
Bw’obigaana okyankanya n’ekyo ate, ate

Lee & Saha
Sibibala
Eby’okunnumya sibibala
Sibibala
Ne lwotalabise sirubala (eh)
Sibibala, madam
By’okwatayo sibibala, ah
Sibibala aah
Naye love byo mbimala, ah eh

Jahlive