0:00
3:02
Now playing: Side Yo

Side Yo Lyrics by Barbie Wish


(Intro)

Brian Beats
Barbie Wish

(Verse 1)

Mbeera ku side yo mukwano
Oyoya ki ndeete
Wooba wembeera
Kiki ate saagala onyige
Ono we musaba dollar
Bambi tanumya nga ampa
Ababadde besunga
Mikwano ye ssaawa mbaleke
Anti amanyi omukwano (baby)
Bambi wakwata wanyweza
Era amanyi obuboozi
Barbie Wish by’aŋŋamba bye mpulira

(Chorus)

Wamma ndi side yo leero
N’enkya w’obeera wembeera
Aha mumanyi
Mwe abampaana bikome
Gwe nina, abasinga ne mu birala
Gwe kirumye am sorry
Bambi sagala onyige

(Verse 2)

Sikitya
Atajagala abireke
Bikome
Abampalana mubite
Barbie Wish
Kati ne dollar nzirina
Anti gwe njagala
Bambi tanumya nze ampa
Byayina mbimanyi
Nze byenina abimanyi
Byalya mbimanyi
Byatayagala mbimanyi
Mikwano gye ngimanyi
Namwe abatali mbamanyi

(Chorus)

Wamma ndi side yo leero
N’enkya w’obeera wembeera
Aha mumanyi
Mwe abampaana bikome
Gwe nina, abasinga ne mu birala
Gwe kirumye am sorry
Bambi sagala onyige

(Bridge)

Sebowa
Nanti bye njagala abimanyi
Tokitya
Abo ye ssaawa kambagobe, aha

(Verse 3)

Mbeera ku side yo mukwano
Oyoya ki ndeete
Wooba wembeera
Kiki ate saagala onyige
Bambi abesunga
Mikwano sagala mulumwe
Mubite
Abamwegomba bikome

(Chorus)

Wamma ndi side yo leero
N’enkya w’obeera wembeera
Aha mumanyi
Mwe abampaana bikome
Gwe nina, abasinga ne mu birala
Gwe kirumye am sorry
Bambi sagala onyige



About the song "Side Yo"

Side Yo” is a song written and performed by Barbie Wish (real name Nabagereka Barbra). The song was produced by Brian Beats, and released on November 6, 2024.