0:00
3:02
Now playing: Guli Automatic

Guli Automatic Lyrics by BentiBoys Africa


Oooohhh! Bentiboys, One Two!

Mwanyoko mukambwe nyo okumala
Okumanya atiisa mbeera magamaga
Waliwo ebiseera byenamusanga
Namusanga mu kubo namponinga

Mukoowo nga alinga atamanyi mateeka
Owokusatu abeera asatulula
Munyivu atiisa nga Golola
Onzijukiza oluyimba olwa Sheebah ne Sizza

Guno gwa automatic simanyo
Guli automatic simanyo
Onsula ku lulimi olinga manyo
Togeza nondoopa nabimanya mwanyoko
Mugambe eno automatic simanyo darli
Guli automatic simanyo
Onsula ku lulimi olinga manyo
Togeza nondoopa nabimanya mwanyoko

Mugambe baby wo si mbega
Njakuleta ga wali ekka
Male nkuzimbire enyumba ku acre
Nkwagaliza ebirungi living better
Ewa gyomanyi akatale ak'empeta
Girl when we fall we rise up
Wetutuuse n'okuva edda
Ebyatulumbanga twabimega

Mukoowo nga alinga atamanyi mateeka
Owokusatu abeera asatulula
Munyivu atiisa nga Golola
Onzijukiza oluyimba olwa Sheebah ne Sizza, ohh!

Guno gwa automatic simanyo
Guli automatic simanyo
Onsula ku lulimi olinga manyo
Togeza nondoopa nabimanya mwanyoko
Mugambe eno automatic simanyo darli
Guli automatic simanyo
Onsula ku lulimi olinga manyo
Togeza nondoopa nabimanya mwanyoko

Kambenga ndeeta
Wendwawo okuleeta nze baby ng'oseesa
Kambenga ndeeta
Wendwangawo okuleeta baby ng'oseesa

Singa yali amanyi ekitafeeri
Nandimututte ku beach mu ferry
Mulisse ku kinaazi coco ne berry
Bino bya query tebigwayo nga serie

Guno gwa automatic simanyo
Guli automatic simanyo
Onsula ku lulimi olinga manyo
Togeza nondoopa nabimanya mwanyoko
Guno gwa automatic simanyo
Guli automatic simanyo
Onsula ku lulimi olinga manyo
Togeza nondoopa nabimanya mwanyoko