0:00
3:02
Now playing: Wekole Byona

Wekole Byona Lyrics by Brian Weiyz ft. Fille


[verse 1]
Sikunyigira sikunyiza
Nkuwaanako sikufiisa
Red pen gwe alina like teacher
Golola answer zange wentuka
Gy'obadde eyo ye wa mbuuza?
Bakibanda baali banzunza
Nali nabyetamwa ebya love
Naye omukwano gugonza ekyuma
A friend in need is a friend in need
You're a friend in need of love
Never bend or plead for no man
You're a queen you deserve that throne and crown
Ku weekend nkwesoose njagala tubyesasuze byona byetwasubwa
Saagala wekwase permit yo gireke eka gwe nyumirwa effutta

[chorus]
Wekole kole byona
Kola byonna
Kanekole kole byona
Nkole bikunyumira byokka
Gwe wekole kole byona gwe
Kola byonna
Kanekole kole byona
Nkole bikunyumira byokka

[verse 2]
Afazaali neebuuka
Bwekigaana era nga tudda eka
Oba ensozi zesanga
Bwekigaana era tuba ffekka
Ffena bangi beewunya
Kki neeyisa nga eyatuuka
Nabamu nsalwa
Byebawunzika ate okukyuka
It's you who'll never make me cry
Honey sweeter than sugar
Ogira enyindo y'ekinyarwanda
Osaana motoka ate nga kanamba
Mwanagwe osaana kulamba
Wantereeza nawona ababanda

[chorus]
Wekole kole byona
Kola byonna
Kanekole kole byona
Nkole bikunyumira byokka
Gwe wekole kole byona gwe
Kola byonna
Kanekole kole byona
Nkole bikunyumira byokka

[verse 3]
Kyuma kya mujamani
Mwanagwe nga bakola
Abalungi bwe bali babatonda
Kugwe kwe baakoma
Nsoma gwe sinze kwesoma
Bwoba otuuse gyensula
Baby wankuba ka hit
Olimu ebirungi plenty
Plenty your love me am sinking
Kankuwe baby nga tukyali fitting
Wakola body ebalwanya
Osaana motoka ate nga kanamba
Mwanagwe osaana kulamba
Wantereeza nawona ababanda

[chorus]
Wekole kole byona
Kola byonna
Kanekole kole byona
Nkole bikunyumira byokka
Gwe wekole kole byona gwe
Kola byonna
Kanekole kole byona
Nkole bikunyumira byokka

[Outro]
Byona
Kola byonna
Ffekka
Nkole bikunyumira byokka
Kola byonna
Ffekka, ffekka
Nkole bikunyumira byokka