0:00
3:02
Now playing: Njagala Sula

Njagala Sula Lyrics by Brian Weiyz


Nga sweet sweet owooma
Vivian Tendo you’re problem
Ah Brian Weiyz
Mesh pan yo yo yo

Vivian
Baby yo, baby yo
Nkwagaliza birungi ebisembayo
Nebwolaba eyo ansingako
Tosibaamu mukwano twalirawo
I know, I know my lover
Omusana neguzikira oguwa ekitangaala ah
Nze onnyambaza butangaala ah
Nebwemba mu kyangaala kale
Bali, bamanyi ebikuba njaga
Nze mmanyi oli maanyi ga kifuba ku ttaka
Endabika yo eno y’empaga

Both
Kati njagala sula
Njagala sula
Nsiibe eyo nga bwe nsula
Babe njagala sula
Binyuma osula, eeh
Oyagala sula
Osiibe nange bw’osula ah
Oyagala sula

Weiyz
Nafuna mugezi nga Guyver
Fighter Tendo tomb raider
Obulungi bwe kigambo yali Mukama
Obw’abalala baabubumba
I only see you (I see you)
Leave me no choice I can see you, eh eh
I no deceive you
You and me you I deserve you, yeah yeah
Nsula wagonda babe
Gwe naawe nafuna agonda
Ekifo kyo sikikyusa namba
Gwe kanya kuwooma nnyumirwe

Both
Kati njagala sula
Njagala sula
Nsiibe eyo nga bwe nsula
Babe njagala sula
Binyuma osula, eh
Oyagala sula
Osiibe nange bw’osula ah
Oyagala sula

Vivian
I only see you
You leave me no choice I can see you, eh eh
I no deceive you
You’re and me you I deserve you
Osula wagonda
Nze nange wafuna agonda
Ekifo kyo sikikyusa namba
Kankanye kuwoomya nsirike

Both
Njagala sula
Njagala sula
Nsiibe eyo nga bwe nsula
Babe njagala sula
Binyuma osula, eh
Oyagala sula
Osiibe nange bw’osula ah
Oyagala sula

Mesh on dis

Obulungi bwe kigambo yali Mukama
Obw’abalala baabubumba