0:00
3:02
Now playing: Gutte

Gutte Lyrics by Brian Weiyz


Oh yeah yeah
Another pro-blem
Oh yeah yeah
Oh yeah aah
Ayi

Kankuweereza omutima guno ogujudde okwagala
Oba nguteeke ku ka boda
Kankuweereze okwagala
Bw’olimpa, omutima oliba ompoze okwagala
Ngya kusasula, nsasule nkole amagoba
Manya n’okukuloota nze asalawo
Ne leero kisoboka kuba
Ekirooto nasigaza kimu gwe
Neerootera gwe ah
Bwe nkulowooza muli nfuna obuwoomi
Ondi bwoya bwa ku mukono
Oli munyenye gye batannaba kuzuula
Kyokka nga bagiraba!

Kati gute omutima, aah
Ogwange nagwo ntadde
Ta omutima, aah
Gute, gute
Gute omutima, aah
Ogwange nagwo ntadde
Ta omutima, aah
Gute, gute

Simanyi malayika, oba nazo ziganza
Baby ba malayika enaasooka okuganza
Njagala, njagala, njagala
Nnyumiza, mbuulira, ky’oyoya
Ffenna twava mu mukwano
Omukwano byali bya mukwano
Bibala by’omukwano
Tonnyima omukwano
Njagala omukwano ogwo
Bwe nkulowooza muli nfuna obuwoomi
Ondi bwoya bwa ku mukono
Oli munyenye gye batannaba kuzuula
Kyokka nga bagiraba!

Kati gute omutima, aah
Ogwange nagwo ntadde
Ta omutima, aah
Gute, gute
Gute omutima, aah
Ogwange nagwo ntadde
Ta omutima, aah
Gute, gute

Kankufuule luyimba ah aah
Ŋenda kuyimba, hmmm buli lwe nzisa
Mesh on the beat akwagala
Andy Events akwagala
N’emikwano gikwagala
Baby nkwagala
Simanyi malayika, oba nazo ziganza
Baby ba malayika enaasooka okuganza