0:00
3:02
Now playing: Fyn Daddy

Fyn Daddy Lyrics by Bridgette Mars


Fyn daddy
I wanna be your mummy
Hmmm fyn daddy
I wanna be your mummy
(Your mummy yo)

I’m ready
Ready ready, steady
Omukwano ompa bali gwe beetaaga
Bakoze loss bakyegomba. 
You’re fire, fire fire, onjokya yokya you burn me up

My babe bae
Omukwano gw’olina guleete-te
Hmmm
My babe bae
Omukwano gw’olina guleete-te
Hmmm, yeah

Nali sirowooza
Nti ndifuna omusajja asinga mu bangi
Oli kyatika
Oyo akwatako nze eno ntabuka
Nafuuka wa kika
Nebwewabaawo atwekiika
Oli doper than doper
Bwenkusaba keera ng’onjokya
Kankuwe bya kika
Kwata olugalo teekako empeta

My babe bae
Omukwano gw’olina guleete-te
Hmmm
My babe bae
Omukwano gw’olina guleete-te
Hmmm, yeah

Nze akusaanira
Ago magi, gaaziza
Nebweriba nkuba
Eriba ya kuntobya aah
Fyn daddy
I wanna be your mummy
Hmmm fyn daddy
I wanna be your mummy
(Your mummy yo)
I’m ready
Ready ready, steady

My babe bae
Omukwano gw’olina guleete-te
Hmmm
My babe bae
Omukwano gw’olina guleete-te
Herbert Skillz pon dis one
Hmmm

Bridgette Mars
Temperature Touch