0:00
3:02
Now playing: Watya

Watya Lyrics by Cindy Sanyu, Mikie Wine


Move outta way
Move outta, move outta way
Eh eh eh!
Sulubada bada
Make dem fear
Move outta way
Move outta, move outta way
It’s a King Herself

Abatamidde mufulume
Ffe tunyumirwe
Ffe tunyumirwe endongo
Abakooye mugende
Ffe tunyumirwe
Ffe tunyumirwe endongo
Bw’oba watya, gyal
Move outta way
Move outta, move outta way
Gwe nga watya, gyal
Move outta way
Move outta, move outta way
Bw’oba watya, bwoy
Move outta way
Move outta, move outta way
Gwe nga watya, bwoy
Move outta way
Move outta, move outta way

My friend, toleeta buugi mu bbaala
Ye ono otagala ki anantamya ebbaala?
My friend, totya kuswala
Mu kifo ky’okukwana obala butaala
Ono baamuyise bw’omu ate yazze na bana
Be yaleese bamusinga n’okunyirira
Kyesitamanyi oba omusajja bamugabana
Awo obuzibu bugenda kuva mu nsasula

Abatamidde mufulume
Ffe tunyumirwe
Ffe tunyumirwe endongo
Abakooye mugenda
Ffe tunyumirwe
Ffe tunyumirwe endongo
Bw’oba watya, gyal
Move outta way
Move outta, move outta way
Gwe nga watya, gyal
Move outta way
Move outta, move outta way
Bw’oba watya, bwoy
Move outta way
Move outta, move outta way
Gwe nga watya, bwoy
Move outta way
Move outta, move outta way

Some bwoy ah come straight to the club
And straight to the bar
Ayagala ba deemu bamulabe!
Leero lw’ofunyeemu n’ogula omwenge
Oyagala mikwano gyo gikulabe!
Kyokka ng’eggulo wasuze mu katebe!
Ne ssente waziyiribye mu katale
Musajja wattu okolerera kabandabe
Bajja okuwujja empale zikulebere

Abatamidde mufulume
Ffe tunyumirwe
Ffe tunyumirwe endongo
Abakooye mugenda
Ffe tunyumirwe
Ffe tunyumirwe endongo
Bw’oba watya, gyal
Move outta way
Move outta, move outta way
Gwe nga watya, gyal
Move outta way
Move outta, move outta way
Bw’oba watya, bwoy
Move outta way
Move outta, move outta way
Gwe nga watya, bwoy
Move outta way
Move outta, move outta way

Let dem fear

Toleeta buugi mu bbaala
Ye ono atagala ki anantamya ebbaala?
My friend totya kuswala
Mu kifo ky’okukwana obala butaala!
Some bwoy ah come straight to the club
And straight to the bar
Ayagala ba deemu bamulabe!
Leero lw’ofunyeemu n’ogula omwenge
Oyagala mikwano gyo gikulabe!

Abatamidde mufulume
Ffe tunyumirwe
Ffe tunyumirwe endongo
Abakooye mugenda
Ffe tunyumirwe
Ffe tunyumirwe endongo
Bw’oba watya, gyal
Move outta way
Move outta, move outta way
Gwe nga watya, gyal
Move outta way
Move outta, move outta way
Bw’oba watya, bwoy
Move outta way
Move outta, move outta way
Gwe nga watya, bwoy
Move outta way
Move outta, move outta way

Move outta way
Move outta, move outta way
Move outta way
Move outta, move outta way

Kaysam Production