0:00
3:02
Now playing: Tuli Mu Struggle

Tuli Mu Struggle Lyrics by Crysto Panda


Mwana gwe zikiza bodaboda
Tolaba nti tuli mu kwogera luzungu eno?
Mtchew
Tuli mu struggle weebase!
N’ojula okisala oluyi, mtchew
N’ojula okisuna amatama (ayiii!)

Crysto Panda (eh eh)
Nessim Pan Production
Agikubye!!!

Tuli mu struggle
Eby’okunaaba twabivaako
Tuli mu struggle
Ag’akawunga muganaabe
Tuli mu struggle
Onyumya ebiboozi by’amalwa
Tuli mu struggle
Struggle, struggle, struggle
Tuli mu struggle
Eby’okunaaba twabivaako
Tuli mu struggle
Ag’akawunga muganaabe
Tuli mu struggle
Onyumya ebiboozi by’amalwa
Tuli mu struggle
Struggle, struggle, struggle
Tuli mu struggle

Eno struggle ereega ate ekukkakkanya
Eyalina akasusu kati nkanyanya (nkanyanya)
Ekuleeta n’akatuuyo mu mpataanya
Ekuleeta n’akatuuyo ku bulenge
But why do I send you transport money nootajja?
Baby tuli mu struggle
Mwami zuukuka okube emmese
Tuli mu struggle (zuukuka)
Ennyumba ya Namwandu eyidde (eh!)
Wano we tulaga (anhaa, wangi)
Tugenda kufa (eh!)
Eeh ayiii!

Tuli mu struggle
Eby’okunaaba twabivaako
Tuli mu struggle
Ag’akawunga muganaabe
Tuli mu struggle
Onyumya ebiboozi by’amalwa
Tuli mu struggle
Struggle, struggle, struggle
Tuli mu struggle
Eby’okunaaba twabivaako
Tuli mu struggle
Ag’akawunga muganaabe
Tuli mu struggle
Onyumya ebiboozi by’amalwa
Tuli mu struggle
Struggle, struggle, struggle
Tuli mu struggle

Onsaba za nviiri (onsaba za nviiri)
Onsaba airtime (musabiriza nnyo)
Mpa mu galubindi
Mbu oli lubuto
Mbu show me around
Wesuula mukwano (oli musiru?)
We got no time (tetulina budde)
We’re in a struggle
Nze ako nkalya
Genda olye ab’ewammwe (balye)
Za muyaaye feared za test (yatya)
Bad Roz n’abigumira
Ow’e Muyenga n’afuna entondo
Emotional (in Bebe’s voice)
Eyo bagiyita mature (level)
Tugenda kufa (mature)
Ayiii! (eyo level)

Tuli mu struggle
Eby’okunaaba twabivaako
Tuli mu struggle
Ag’akawunga muganaabe
Tuli mu struggle
Onyumya ebiboozi by’amalwa
Tuli mu struggle
Struggle, struggle, struggle
Tuli mu struggle
Eby’okunaaba twabivaako
Tuli mu struggle
Ag’akawunga muganaabe
Tuli mu struggle
Onyumya ebiboozi by’amalwa
Tuli mu struggle
Struggle, struggle, struggle
Tuli mu struggle

Did your boo say good morning to you?
Oba ngyasamire muli? (yasamira muli)
Is your girlfriend beautiful?
Oba, ofunda n’omubi ng’azaala? (nange)
Ng’amanyi ne struggle (era)
Ng’ayaniriza n’abagenyi (ye wange)
Tuli mu struggle
Onyumya bibuuzo
Tuli mu struggle
Mbu baby come over (come over nkoleki?)
Mbu baby come and see me (for what?)
Mweyisa abaana ba bandi
Oli musiru?
Tugenda kufa!
Abaaye emunyenye mwagirabye?

Tuli mu struggle
Eby’okunaaba twabivaako
Tuli mu struggle
Ag’akawunga muganaabe
Tuli mu struggle
Onyumya ebiboozi by’amalwa
Tuli mu struggle
Struggle, struggle, struggle
Tuli mu struggle
Eby’okunaaba twabivaako
Tuli mu struggle
Ag’akawunga muganaabe
Tuli mu struggle
Onyumya ebiboozi by’amalwa
Tuli mu struggle
Struggle, struggle, struggle

Abakumanyiira bagambe
Mujja kunsanga olulala
Ffe tukyali mu struggle
Crysto Panda, Nessim
Ayiiii! Maama!
Tukyali mu struggle n’aba struggle
Munandaba olulala abammanja
Mundabe nga struggle ewedde