0:00
3:02
Now playing: I Miss You

I Miss You Lyrics by Daddy Andre


Hmmm yeah
Nina wano akatabo
Ngezaako osomaasomako
Tolina kye wandekerawo
Watwala omutima, n'ebirowoozo
Wandekera frame
Ku pillow, kakkanya obusungu
Nnyimbye Oluganda n'Oluzungu
Information ekutuukeko my bubu
I miss you
I miss you right
My baby nsigala nkumissinga
I need you
Akafaananyi kewandekera ku pillow tekamala
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ampulira
Uh ah, njagala omanye ekiri eno
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ampulira
Uh ah njagala omanye ekiri eno
Kulinga kulwala
Nalwala n'okulwala
Natuuka ku radio, ne ku tivvi eyo
Ne mbalaga akafaananyi ko
Eyo mu press mu mawulire
Bakutimbye naye, gwe tolabika
Eyo mu bagandabo mu famire
Ennamba z'essimu tebamanyi eriko
Nga nkooye, naye ngya kulemerako
Nina essuubi, nti olidda mu bulamu bwange
I miss you
I miss you right
My baby nsigala nkumissinga
I need you
Akafaananyi kewandekera ku pillow tekamala
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ampulira
Uh ah, njagala omanye ekiri eno
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ampulira
Uh ah njagala omanye ekiri eno
Obwo bu-lullaby
Lullaby bwe wannyimbiranga mbumissinga
Ako ka kiss ko, akawoomu baby nako nkamissinga
Obwo bu-lullaby
Lullaby bwe wannyimbiranga mbumissinga
Ako ka smile-ko, akawoomu baby nako nkamissinga
I miss you
I miss you right
I need you
Akafaananyi kewandekera ku pillow tekamala
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ampulira
Uh ah, njagala omanye ekiri eno
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ampulira
Uh ah njagala omanye ekiri eno