0:00
3:02
Now playing: Ebisooka N'ebisembayo

Ebisooka N'ebisembayo Lyrics by Dre Cali


Tell me something special girl today, yeah eh
One by one makes a bundle
But we make rain, eeh
Love is such a game
That we lose and gain eeh yeah
Sesa sesaamu, pika
Yongeza omukwano, yeah
Oli kimuli ekimulisa
Nkusaba tonvaamu
Ooh nze ne bwe nfuna ebbuba
Naawe laba tolinaako kikyamu, yeah
Obwo obulungi bwo no y'eddiini
Nze gye njagala okubaamu, eh yeah
Baby eddoboozi lyo, akayindo ko, ebiseera byo
Kwossa n'akamwenyumwenyu mwenyu byonna
Ekyo ekikula kyo ago amaaso go nze bw'ontunuulira
N'olusonyisonyi sonyi lunkwata
Nkusaba tonta nyweza, nywera
Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka
Nkusaba tonta nywera, nyweza
Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka, yeah
Nkwagala ebisooka n'ebisembayo
Nkwagala ebirijja n'ebiriddako
Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo
Biseera bingi nze neesuna nako
Nze ani alina faasi mu mutima gwo!
Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo
Oli mulungi nga obwakakya
Omukisa omunene ogwange gwe mbala
Amaaso go ago ameeru bw'ogantunuuliza
N'akayindo k'abalaalo ako gwe k'olina
Binnyonyogera aah ah, yeah eh
Kasusu ko kalungi kaneewunyisa
Kankubaganya kandeka nga neebuuza nti oba?
Watondebwa omu oli eyatonda abalala lala
And then your kisses
I always wanna have them in my wishes
My one and only princess
You're the only yeah yeah
Nkwagala ebisooka n'ebisembayo
Nkwagala ebirijja n'ebiriddako
Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo
Biseera bingi nze neesuna nako
Nze ani alina faasi mu mutima gwo!
Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo
Baby eddoboozi lyo, akayindo ko, ebiseera byo
Kwossa n'akamwenyumwenyu mwenyu byonna
Ekyo ekikula kyo ago amaaso go nze bw'ontunuulira
N'olusonyisonyi sonyi lunkwata
Nkusaba tonta nyweza, nywera (tonta, tonta)
Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka
Nkusaba tonta nywera, nyweza
Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka, yeah
Nkwagala ebisooka n'ebisembayo
Nkwagala ebirijja n'ebiriddako
Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo
Biseera bingi nze neesuna nako
Nze ani alina faasi mu mutima gwo!
Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo