0:00
3:02
Now playing: Nvuga

Nvuga Lyrics by Emilian Starz

Emilian
Feel the fire
Make them vibes it
Black Market Records

Baby nakoye okulindirira, aah
Gwe eyo bwolwayo nze nzimira, uuuu yeah, uu yeah uh!
Wambala omufulo
Nondekera omukululo
Nabewala abakukikirira
Woli yoya omukwano yenze medicine
Baby gyebinyuma tugende
Nje nkufukirire love eyiike, eeh
Obwazibye jjo bukedde
Kwata ku nziga yo tubombe

Yegwe musawo kyembulamu okimanyi
Tompisa ku juguli
Kolisalawo tulikuza ne jubilee
Nkuyimbire akayimba ka biri biri

Yegwe alina permit (Nvuga nvuga nvugaaa baby)
Wakikwasa namanyi, manyi (Kuba kuba nvugaaa baby)
Yegwe alina permit (Nvuga nvuga nvugaaa baby)
Wakikwasa namanyi, manyi (Kuba kuba nvugaaa baby)

Pressure ya love nessanga nkuliyo
Gube mulyango nga yegwe agulawo
Kankube ku lusooto nkuwe comfort
Kuba wafittinga standard
Nabonna abo abalibaawo
Balijulira wandaga mukwano
Nze sita munyama, balikijukira wandaga mukwano
Yeah, kyenva siva kulujjuliro
Sikubyoobeza akanyama oyiisa
Kyenva nkuyita officer
Wanvuga ndiima ku highway

Yegwe alina permit (Nvuga nvuga nvugaaa baby)
Wakikwasa namanyi, manyi (Kuba kuba nvugaaa baby)
Yegwe alina permit (Nvuga nvuga nvugaaa baby)
Wakikwasa namanyi, manyi (Kuba kuba nvugaaa baby)

Pressure ya love nessanga nkuliyo
Gube mulyango nga yegwe agulawo
Kankube ku lusooto nkuwe comfort
Kuba wafittinga standard

Baby gyebinyuma tugende
Nje nkufukirire love eyiike, eeh
Obwazibye jjo bukedde
Kwata ku nziga yo tubombe

Nabonna abo abalibaawo
Balijulira wandaga mukwano
Nze sita munyama, balikijukira wandaga mukwano

Yegwe alina permit (Nvuga nvuga nvugaaa baby)
Wakikwasa namanyi, manyi (Kuba kuba nvugaaa baby)
Yegwe alina permit (Nvuga nvuga nvugaaa baby)
Wakikwasa namanyi, manyi (Kuba kuba nvugaaa baby)

Uh ah, Nvuga nvuga nvugaaa baby
Kuba kuba nvugaaa baby