0:00
3:02
Now playing: Love Twajivako

Love Twajivako Lyrics by Enki ft. Yvonne Nakankaka


Yei yee
Yei yee
Mbulira oba

Oli ready okukumenya Omutima
Mbulira oba
Oli ready okukumenya Omutima
Naye nze tonyumiza tonyumiza Love
Tonyumiza nze
Naye nze tonyumiza tonyumiza Love
Tonyumiza nze
Love yafuuka betting
Tomanya win tomanya loose
Nakoowa ebintu bya dating Ahaa Aahaa Okujako ngo Ofunye Samaritan
Nakuwa love mu return
Naye ffe tugwa kuba terebaani
Tonyumiza love Tonyumiza Nze

Ffe love twajivako
Love twajivako ffe love Twajivako
Nemitima netujanjaba jawona
Love twajivako
Love twajivako ffe love Twajivako
Nemitima netujanjaba jawona

Gwenasembayo okudatinga Online
Bulikiro yaberanga offline
Akasimu nga nkolinga
Yenga alwawo okupikinga
Nze eyali amanyi nti tulizimba Paradise
Mu love nafuka nga parasite
Ebintu byaku tizinga
Nakoowa okumisinga
Love yafuuka betting
Tomanya win tomanya loose
Nakoowa ebintu bya dating
Aahaa Aahaa
Nze ewange najifuula optional
Nakoowa okubeera emotional
Ahaaaa Ahaaaa
Nakoowa okubeera emotional

Ffe love twajivako
Love twajivako ffe love Twajivako
Nemitima netujanjaba jawona!
Love twajivako
Love twajivako ffe love Twajivako
Nemitima netujanjaba jawona!

Nkubide mbarara wano
Baby Nina ebinkutemu
Akugamba bimukutemu
Kumbe Alina amukutemu
Bintu byaku tizinga
Gwoyagala akufoolinga Nolumwa
Bintu byaku tizinga aah
Nsingako akivudemu
Love yafuuka dice
Board yasulika side
Mpulira Nakoowa panic
Sisobola kubeera nice