0:00
3:02
Now playing: Iddi Amin Dada

Iddi Amin Dada Lyrics by Feffe Bussi


FBM
This is not the usual music
Yo, so listen at your own risk
Yo, I run the show and I got the master
Bamuyise Rank Show master
Eddie Dee, kakube plaster
Feffe Bussi small slender
Small Rasta

Kaneebaze Katonda wange first
N’omwanawe Jesus Christ
Abawagizi abanteekamu trust
Abaagala oku hating-a be my guests
Nkyali ku Billboard chats
Simanyi ku Bebe Cool list
Ku mukolo gwa rap ndi Chief Guest
Nze bad news nobody can taste
Nze red light yenze danger
Yenze message yenze messenger
Nze role model wa buli teenager
Yenze General yenze Major
Nze army nze soldier
Ba rapper bandojja
Mbasojja mbawenja
Mbakwasa obuggya
Musujja sigejja
Mbawujja mu luggya
Sigaba lejjalejja
Ppo! Future

Rap da…
Rap da…
Rap dada
Rap Field Marshall ntuuse dada
Rap da…
Rap da…
Rap dada
Bano bantya nga Amin Dada
Rap da…
Rap da…
Rap dada
Rap Field Marshall ntuuse dada
Rap da…
Rap da…
Rap dada
Bano bantya nga Amin Dada

Eno industry nkyaamu
Ssi gye nnina okubaamu
Laba ebigirimu
N’abagirimu byonna bye bimu
Bafa bu deemu
Ssente na fame
Kinnuma bw’ogamba nti abayimbi we’re the same
Tonteeka mu ba bubble gum abayimba ky’ekimu
Abatiitiizi abatya abazze ne balogamu
Abagulirira media ebajubiseemu
Mbyogedde ate mwana sseewakanamu
Bwe mumanyiira kale n’amannya ngya gateekamu
Njogere buli kimu
Ndabise buli omu
Nga Pablo Escobar abamu mbakoonemu
Mmale mbasongemu
Mbagambe temukiddamu
Kuba kino kikwekweto fika salaama
Buli rapper yonna gy’oli laama
Tekyetaagisa kuloopera na maama
Nze film star mu rap cinema

Nanta loosing-a
Nanta beeping-wa
Nanta boozing-a
Ate nanta dissing-wa
Nze gwe ba feeling-a
Gwe ba serving-a
Nze kirooto kye nali ndreaminga
Excuse mwa
Yenze mwana atalemwa
Nkuwadde kiss mwamwamwa
Ranks, eno gikubire ku Edma
Agume omutima mamama
Tatya