0:00
3:02
Now playing: Beera Nange (Remix)

Beera Nange (Remix) Lyrics by Sheebah, Feffe Bussi


Feffe
Beera Nange nkujjanjabe Sheebah
Oli Diva tewetaaga basawo b’e Cuba
Nessim kw’eno naawe buukira Uber
I’m so in love I’ve got the Sheebah fever
Holics

Sheebah
Kyenva nkuyita baby baby
Kubanga gyendi wakazaalibwa
Ate nagenda ne nsangibwa
Nga simanyi kunonooza bye saalaba
Your love is unbelievable
Unstoppable, unconditional
Byonna mbikola lwakuba ng’onkakasizza
Nti oli wange personal

Both
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange (yo yo yo)
Wadde ng’abalala bakwefasa
Bagaane beera nange (baby girl beera nange)
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange (yo yo yo)
Wadde ng’abalala bakwefasa
Bagaane beera nange

Feffe
Bagaane muwala nga tebayita na wooyita
Ng’ekigaanye kyonna, nze gwoyita
Saagala akukwatako mpozzi nga wa kika
Ng’omukeeka neewaddeyo baby nduka
Nkuwadde marks, aargh
Kw’eno remix, aargh
Gyekkaanye wuliriza lyrics
Nkuwadde ticks
Onfudde tunnyo mix
Laavu yo entamizza other chics
Onkuba onzita ondi ku mutwe nga Belaire
Everyday nkwagala wano baby dear
You’re really off the hook
You really got the look
My coco
My bongo
My hatatu

Both
Sisisinkananga muntu nga gwe (simulabangako)
Mu binyonyi ku ttale oli nnyange (tebakukwatako)
Ye kiki kyekiriba nkwesambe
Sembera wano omutima gwe gwagadde (yeah)
Si si wrangle (baby)
Si si wrangle
Tukola laavu tetukola misango (wadde)
Vva ku bigambo (yadde)
Action on board (yo)
Nkulaga mukwano sikuba bulango (aha)
Luli gwe wali oŋŋamba
Nkuwunyira bulungi nga Rose flower (kamuli kennyini)
Naye gwe mazzi ge naaba
Ontukuza bulungi era sikukyawa (you’re so clean)