0:00
3:02
Now playing: Pretty Pretty (remix)

Pretty Pretty (remix) Lyrics by Feffe Bussi, King Saha


FBM
Remix
Pretty pretty, Feffe Bussi King, Kabaka
King Saha, Eeh yeah yeah
Oh ooh!
Eeh yeah yeah yeah yeah! (Nessim Pan Production)

I remember one day the words she said
Ng'akubye essimu ooh oh (on the telephone)
Nze yangamba Saha (hello)
Nkooye okuba ku bbala
Nze kale singa namanya
Sandizze wuwo kulaba nnaku (alaali)
By'ogoba nga tebikutuka
Oyimba ennyimba tetuziwulira
Nakanya kumuyita my lady hullo nga tampulira
Naddamu nenkuba ngezeeko okwegayirira era yagaana (nakaaba)
Nentoba, bwentyo nenfuba
Kati akuba essimu hullo ooh (hullo) eh!
Yangamba maama yogerako nange
Nemugamba sijja kwogerako naawe
Omukwano maama kye nkusaba naawe
Nemugamba tonsaba kintu naawe
Eh mukwano waakiri lyako naawe
Nemugamba nazze nzikuse naawe
Omukwano oba twogere naawe
Nemugamba nayogera dda naawe, oh Lord

She was looking so pretty pretty (yes)
Naye ng'ayagala bya right now kati kati (kati kati now)
She don't want me say jigi jigi (what!)
Kyokka ng'agamba njagala everyday kati kati (kati kati now)
She was looking so pretty pretty (she ah lookin' beauty)
Naye ng'ayagala bya right now kati kati (nalulungi)
She don't want me say jigi jigi
Kyokka ng'agamba njagala everyday kati kati (okay, ayagalirawo)

She was pretty like an angel
Ng'era akaabya kyejo
Nga buli kirungi ky'alaba, akugamba mp'ekyo
Kiro mpaka kesho
Aba akaaba lw'ekyo
Ng'era relationship njagala egende maacho
Yali mulungi baaba
So clean baaba
Nga bw'ankwatako nze mala week nga sinaaba
Yali mukwafu baaba
Nga kikoola ky'oli ttaaba
Tobuuza ani amusingayo kuba taliiyo baaba
Ng'ejjinja ly'omuwendo bwe litemagana
Zaabu, diamond n'ono owange bw'atemagana haa!
Yakoppa malayika nno n'azifaanana
Olwo abasajja ku nsi olwo empale nezikankana, pretty pretty

She was looking so pretty pretty (yes)
Naye ng'ayagala bya right now kati kati (kati kati now)
She don't want me say jigi jigi (what!)
Kyokka ng'agamba njagala everyday kati kati (kati kati now)
She was looking so pretty pretty (she ah lookin' beauty)
Naye ng'ayagala bya right now kati kati (nalulungi)
She don't want me say jigi jigi
Kyokka ng'agamba njagala everyday kati kati (la la la la)

Singa yaguma n'alinda teyandibadde ng'alumwa (akasajja kayimba haa!)
Singa yatoba wamu nange teyalibadde ng'alumwa aah
Yali amazeemu n'omusaayi 
Ntoba misana na kiro alye ku mugaati
Yali ansizeemu n'obukyayi abaali abange (FBM) nga mbagobye ewange

Ono yali malayika ssi muntu
Ng'era tayoza bintu
Lutalo yamulaba lumu, n'asigalamu akantu
Nze leero n'enkeera
Ku ye kwembeera
Yono Radio gwe yayimbira
Mbu neera neera
Kenzo yamusanga akuze
Nga ne body eweze
Era terwalwa ng'omukulu afunye kamunguluze
Nga Beyonce ne Jay-Z
I loved her ways
Saha anjulira ono yali pretty in all days
Kuba buli ssaawa yabanga anyumye
Nga nange njagala nnyume
Nga Mayinja nasaba necklace ye bambi engumye
Kuba nze yali annemye
Nga by'ansaba binnemye
Naye kati naye gyali nkimanyi gamubugumye