0:00
3:02
Now playing: Mumpeemu

Mumpeemu Lyrics by Grenade official, Fik Fameica


Ha! Official, the freshest nigga around town
Gre-Grenade, King Kong

Bino ntera okubisanga ku sosolo media
Abaana babalwaza malaria
Malaria ekika kya hysteria
Basanyufu kungulu say interior
Gwe alina akwagala ogira olumya
Nze ali single nakombye kw'elino
Tuli bakuyambako abo abalemwa
Okukulaga webawonya hysterior

Mumpeemu nkulage bwebakikola
Nkulaga bwebakikola
Mpaamu nkulage bwebakikola
Omale onyumize oba tunadda mubifulukwa
Mpaamu nkulage bwebakikola (gwe mumpeemu)
Nkulaga bwebakikola (Mpaamu)
Mpaamu nkulage bwebakikola
Omale onyumize oba tunadda mubifulukwa

Eh, bwobanga tobimala
Obilekera nga ffe ababimala
Ate toba kiremya
Gwe bakulabisa kijja kulabika bulala
Eh, gw'oyagala tomugalabanjanga
Eno gyetuli emitiima be gibanja
Bwemukwatako totajanga
Abafusse wange oba tolina kyomanja
Bagamba kyelondera taba mubbi
Nze nonya sanyu kuba obulamu bumpi
Ffuna gwoyagala gwotayagala mumpe
Nze atali musosolodoti

Mumpeemu nkulage bwebakikola (Mpaamu)
Nkulaga bwebakikola
Mpaamu nkulage bwebakikola
Omale onyumize oba tunadda mubifulukwa
Mpaamu nkulage bwebakikola (Mpaamu)
Nkulaga bwebakikola (Mpaamu)
Mpaamu nkulage bwebakikola (Mpaamu Mpaamu)
Omale onyumize oba tunadda mubifulukwa

Listen to your prophet
Never treat your girl like a puppet
Give your girl a better moment
Obwolumu kimalire ku carpet
Listen to your prophet
Never treat your girl like a puppet
Give your girl a better moment
Obwolumu kimalire ku carpet

Yo, Vva mu ku vimba ku sosolo media
Mumpeemu bwobanga oli fe-failure
Omukaazi tebamukwata batyo
Mumpeemu bwobanga oli fe-failure

Oh lord, I love de girl dem ?
That am de teacher ?
Me fellow men worry no more
Mubakyamye ffe tubaze ku normal

Mumpeemu nkulage bwebakikola (Mpaamu)
Nkulaga bwebakikola
Mpaamu nkulage bwebakikola
Omale onyumize oba tunadda mubifulukwa
Mpaamu nkulage bwebakikola (Gwe mu mpemu)
Nkulaga bwebakikola (Mpaamu)
Mpaamu nkulage bwebakikola (Mpaamu Mpaamu)
Omale onyumize oba tunadda mubifulukwa

Mpaamu!