0:00
3:02
Now playing: Kibogina (Aisha)

Kibogina (Aisha) Lyrics by Fixon Magna


Laser
Laser Beat sala enkoko yo
Bw’onyweza ebyana nyweza
Onyweza bibyo, sey
Bakubise bazinyise dombolo
Laser, are you okay?
Fixon Magna

Aisha twali tumanyi alina eddiini
Yasuubiza aliyagala musajja wa ddiini
Naye ekikaafiiri kyamulaga ku ssente
Ah bitalaayi walaayi Aisha yava mu ddiini!
Naye bannaaye omuntu yajjirwa filter (hmmm)
Ani akuba ebifaananyi omutali ka filter
Omwana yeetega bulungi mu ka selfie
N’oleeta amaalo n’omugwamu kumbe ka filter
Mpulira omuzimu gw’obwenzi
Gukaayana gugamba gwagala Florence (uuh)
Era I love you Florence
Omutima gukwagala my baby boo (uuh)

Kibogina kibogina kibogina (bogina)
Love kangikuwe mu kibogina (bogina)
Kibogina kibogina kibogina (eeeh eh)
Kima omukwano gwo nina kibogina (samina)
Kibogina kibogina kibogina (bogina)
Love kangikuwe mu kibogina (bogina)
Kibogina kibogina kibogina (eeeh eh)
Kima omukwano gwo nina kibogina (bogina)

Weekend yansanze nga ninamu ku ssente
Nafunye ki mummio nga kitunula fine
Bwe kyenyogootola eno bwe nkifuuyira ssente
Bwekimpita ‘Fixon’ neŋŋamba bannaaye
Ndayira mu ga Katonda
ŋŋenda kukikola ssi lwakuba ssitya Katonda, eh
Amazima ŋŋenda kwenda
Ono omuwala bw’andekawo ŋŋenda collapsinga, eh
Mpulira omuzimu gw’obwenzi
Gukaayana gugamba gwagala Florence (uuh)
Era I love you Florence
Omutima gukwagala my baby boo (uuh)


Kibogina kibogina kibogina (bogina)
Love kangikuwe mu kibogina (bogina)
Kibogina kibogina kibogina (eeeh eh)
Kima omukwano gwo nina kibogina (samina)
Kibogina kibogina kibogina (bogina)
Love kangikuwe mu kibogina (bogina)
Kibogina kibogina kibogina (eeeh eh)
Kima omukwano gwo nina kibogina (bogina)

Gwe asula e Salaama nga tomanyi kuwuga
Lindako enkuba omanye omugaso gw’okuwuga
Salaama Road bboyi eriko ebinnya!
Enkuba bw’etonnya ovubamu engege nnamba
Aisha twali tumanyi alina eddiini
Yasuubiza aliyagala musajja wa ddiini
Naye ekikaafiiri kyamulaga ku ssente
Ah bitalaayi Aisha yava mu ddiini!
Mpulira omuzimu gw’obwenzi
Gukaayana gugamba gwagala Florence (uuh)
Era I love you Florence
Omutima gukwagala my baby boo (uuh)

Kibogina kibogina kibogina (bogina)
Love kangikuwe mu kibogina (bogina)
Kibogina kibogina kibogina (eeeh eh)
Kima omukwano gwo nina kibogina (samina)
Kibogina kibogina kibogina (bogina)
Love kangikuwe mu kibogina (bogina)
Kibogina kibogina kibogina (eeeh eh)
Kima omukwano gwo nina kibogina (bogina)

Laser Beat sala enkoko yo
Bw’onyweza ebyana nyweza
Onyweza bibyo, sey
Bakubise bazinyise dombolo
Laser, are you okay?
Fixon Magna