0:00
3:02
Now playing: Aliwa

Aliwa Lyrics by Gloria Bugie ft. John Blaq


Tuyilimbo katolumya bitonde
Kano kenzinza yingira body
Byebino byendeese my daddy
Ndi mwana mutto atayiwa matta ge

Ndeese nimiro you better dig me
Ndi musanyufu ng'eyaguze machine
Today we meet kirabika n'empewo yakuyise mu dda

Eeeh yaa aliwa
Akuli kuludda yuyo awo
Ooh oh mazima
Kumbe gwobaddeko ali awo
Eeeh yaa aliwa
Akuli kuludda yuyo awo
Ooh oh mazima
Kumbe gwobaddeko ali awo

Ah mi seh waka waka ah waka waka waka baby
Waka waka my baby sah (yeah yeah)
Nze sifugika, bwemba nfunyemu ku buyambi
Sidda waka ah no bae
Tell me gal ah
Oliba my baby pakka
Nkwagala ekiro n'emisana
Onyirira okirako abasama, my girl
Simanyi okiraba
Omutima gukuba nga bidongo dongo ngo ngo ngo ngo
Ompomera okukira amatta ga bongo bo bo bo bo bongo (Kano ka bwongo)

Kati nkwata bulungi
Siri dungu bwengwa weddu
Nzijawo evundu
Ewaffe walungi n'amazzi mayonjo
Siri muddu ngiwa n'enyungu

Eeeh yaa aliwa
Akuli kuludda yuyo awo
Ooh oh mazima
Kumbe gwobaddeko ali awo
Eeeh yaa aliwa
Akuli kuludda yuyo awo
Ooh oh mazima
Kumbe gwobaddeko ali awo

Ono nafuna mutongoze
Yaleeta omukwano ogwedda guli omusosonkole, aaah, eeh
Nage nafunye mutongoze
Waleeta omukwano ogwedda guli omusosonkole, yeah bwoy, yeah yeah

Ndeese nimiro you better dig me
Ndi musanyufu ng'eyaguze machine
Today we meet kirabika n'empewo yakuyise mu dda

Eeeh yaa aliwa
Akuli kuludda yuyo awo
Ooh oh mazima
Kumbe gwobaddeko ali awo
Eeeh yaa aliwa
Akuli kuludda yuyo awo
Ooh oh mazima
Kumbe gwobaddeko ali awo

Akuli kuluda yuya awo
Gwobadeko ali awo
Akuli kuluda yuya awo
Gwobadeko ali awo