0:00
3:02
Now playing: Akalulu

Akalulu Lyrics by Gravity Omutujju


kuluno byampaka ,kati katugende mukalulu
kuluno bukya batujjoga aboo katubookye akalulu
kuluno bukya bepamkakati katugende mu kalulu
kuluno bukya batujjoga aboo katukye akalulu
eyabeelanga ne sente musawo kati noonya za chapati
waliwa abateka economy musawobeba tujolonga kati
bwogeza noyogela ngolumwa bakuteeka mu tageti
chance gyosigaza kati boyi ke kalulu mu box
oba tuloze tutya oba tulondera wachance tusigaziza emu
aklulu , akalulu , akalulu wokateka wewaja okutaasa
lwanisa ejoogo kozeesa akalulu chance tusigaziza emu
akalulu akalulu wokateeka wewaja okutaasa
basumagilila mu parliament
abalala baba ku intaneti
mukuteesa tebakola defference
twabajamu nada confidence
abakulenbeze abakadde
mwenamwe bubakelerede
tuludde ngatubasilikide
enguzzi kati ya basenssera da
mwagala mutuguge lubeelere ,
mwagala efuuke mpalana
lwaki tulonda netukayana
omulonziatuse nagaana

obatulonze tutya oba tulondera wa chance tusigaziza emu
akalulu akalulu akalulu wokateeka wewaja okutasa
lwanisa ejoogo kozesa akalulu chance tusigaiza eno
akalulu akalulu wokateka wewaja okutaasa

amataka bagatugobyemu
namaalo baagasengedde mu
bwogaana bakutwalilamu
bwotafa bakutwala mulamu
abamu twabalonda bafuuka lukokobe
kekaseela ffetubagobe
tubalinze bajje bassabe
tubakube akalulu balabe

oba tuloze tutya oba tulondera wa chance tusigaziza emu
akalulu akalulu wokateeka wewaja okutasa
lwanisa ejoogo kozesa akaluluchance osigaziza eno
akalulu akalulu wokateka wewaja okutaasa

nabeera nganesente musawo kati nonya za chapati
waliwo abateka economy muawo
bebatujolonga kati bwogezako
noyogeela ngolumwa
bakuteka mutageti
chance josigaza kati boyi
kekalulu mu boxi

kuluna bukyanga bepankakati katugende mukalulu
kuluno bukyanga batujooga aboo tubookye akalulu
kuluno bukyanga bepamka kati nka tugenda mukalulu
kuno bukya bayujooga ,aboo katubookye akalulu

oba tulonze tutya aba tulondera wa chance tusigaziza emu
akalulu kalulu wokateeka wewaja okutaasa
lwanisa ejooga kozesa aklulu chance tusigaziza emu
akalulu akalulu wokateeka wewaja kutaasa