0:00
3:02
Now playing: ENYAMA

ENYAMA Lyrics by Gravity Omutujju

Bukyanzalibwa silabanga nyama elimu gumba bukyanzabwa
omutujju nyigide
bukyanzalibwa silabanga nyama elimu gumba bukyanzalibwa
diggy bour okawangamudde
baur

nakulira kalerwe munyama ,
bukyanzalibwa silanga nyama elimugumba bukyanzabwa
kyekyantumisa mulya nsaava
bukyanzalibwa silanga nyama elimu gumba bukyanzabwa
kabuyi ne byenda sinyama
bukyanzalibwa silanga nyama elimu gumba bukyanzabwa
woololo wulila enpooma
bukyanzalibwa silabanga nyama elimu gumba bukyanzabwa

omukyala tawalampa mutti ,yetagayo amulinyira
nzigalilawo nu kuliji tewaberawo atulingiza
nga mpoomerwa enyama salaga nze azunga
bampita mulya nsaava ssebo
ngo mugabo nguttade kudobo
mpomerwa banga kiplain tompa
akatogo wekajjula enfufu
ekyadila kuluma kunsuju
abakyala bakalerwe bampuutu
nze bkyabangawo temanyimanga kunyama
abaana bemasaka be banyima kunyama

nakulira kalerwe munyama ,
bukyanzalibwa silanga nyama elimugumba bukyanzabwa
kyekyantumisa mulya nsaava
bukyanzalibwa silanga nyama elimu gumba bukyanzabwa
kabuyi ne byenda sinyama
bukyanzalibwa silanga nyama elimu gumba bukyanzabwa
woololo wulila enpooma
bukyanzalibwa silabanga nyama elimu gumba bukyanzabwa

nze silya mamba naye amazzi nganywa
omusuwa gweleze ne gunumya ebinwya
bwonkasukila egumba magujja alilya
nze atalya mamba nyama jensaba
wandyako enyama tabala noffa ,, naoffa
akawowo kenyama kabuuze Roger ,,Roger
namukwaya bambi yanoga ebigaga
bamukwatta bamusanga kuganga haa
mbu alinyissea amaddala ekyali awo haa
akanyomo nyomo gwamusinga
okwewanikanga kumusinga
akanyomo nyomo gwamusinga haaa ,, akanaa ako

nakulira kalerwe munyama ,
bukyanzalibwa silanga nyama elimugumba bukyanzabwa
kyekyantumisa mulya nsaava
bukyanzalibwa silanga nyama elimu gumba bukyanzabwa
kabuyi ne byenda sinyama
bukyanzalibwa silanga nyama elimu gumba bukyanzabwa
woololo wulila enpooma
bukyanzalibwa silabanga nyama elimu gumba bukyanzabwa

omukyala tawalampa mutti ,yetagayo amulinyira x3