0:00
3:02
Now playing: Many girls

Many girls Lyrics by Gravity Omutujju


Both
Come sign to my label
Gravity Omutujju haha!
She want go my level
Andre (eeeh)
Commence

Andre
I see many girls calling me
Bampita no bangi
I see many girls calling me
Bampita no bangi
Eh taata taata taata
Bampita no bangi  
Eh taata taata taata
Bampita no bangi  

Gravity
Watch me!
Belinda waabeera mba nina okutuuka
Michelle bw’ampitako mba nina okukyuka
Flavia alina ekisambi ekyamyuka
Tolina ky’oŋŋamba bwemba ne Straka
Zuena yandobesa ng’ayita mu park
Daniella e Sseguku ankubisa attack
Namakula atunda asinga n’amaduuka
Sylvia ayagala okwambala zi jean
Olivia alina ama hip ne skin
Scovia ali genius tali mean
Samantha bwemba naye mpambirawo scene
Alice ye mukambwe nnyo akira ku Amin
Zari ampa ne ku dollar anti ye boss
Ameria sifaayo bw’ajja n’ekikoosi
Amanda yaŋŋamba akyamalayo course
Ninayo Naki ne Grace ne Prossy

Gravity
Andre, ggwe!!
Winnie bw’atambula abasajja baasama
Jane yansobera alimu ekyama
Kenzo bw’andaba ne Rema ng’ataama
Ye Zaina ayagala nnyo omukuba obwama
Bwe ndaba Benitah, ndowooza bingi
Pamelah mwagala okusinga ne siringi
Diana ali soft ate empisa ze nnungi
Sheebah alina eriiso ng’erya Nvannungi
Rose bw’antunuulira nfuna olutiko
Maria alina shape ng’akola zi physical
Stella yankuba yadde alinayo Nsereko
Amina anfumbira enva n’assaamu obutiko
Vanessa anywa Coke ng’ali mu club
Brenda yeetamwa enkoko ayagala saabu
Juliet ng’anyiize akasuka jab
Monica nga muyise alinnyirawo cab

Andre
Come sign to my label
She want go my level
She want go my level


Gravity
Aargh, waliwo Phina
Nze mwewuunya
Bwe nsanga Gloria nina okumwenya
Hope yaŋŋamba nti akyali mbeerera
Irene mulowoozaako bwe nzibirira
Ate bwe ntunula nga ndaba Shamim
Ye Cathy atukula ng’anaaba vim
Jackie alina okujja ansangeyo mu gym
Aisha asana na kuzannyamu ka firimu
Ye Eva mweyitira ice cream
Shaluwa mwagala yanzaalira Shalom
Tina wadde ng’ali shy y’antegeera
Cindy bwe muliiramu agumira embeera


Andre
Taking you there
Taking you there
Where the girls are today
Taking you there
Taking you there
Where the girls are today
Eh taata taata taata
Make the girls call my name taata
Eh taata taata taata
This the way we walk like tata
Eh taata taata taata
Make the girls call my name taata
Eh taata taata taata
This the way we walk like tata


Gravity
Uganda
East Africa
Africa to the world
Charter