0:00
3:02
Now playing: Wewanika

Wewanika Lyrics by Grenade Official


Kiwulile
Njagala omutwe gwo gukubugume (tns)
Ex kiwulile
Njagala amatu ago gakubaluke
Kiwulile
Njagala obugere bukutuyane

Wambala bubi kyakulya
Method yakulema noloba
Ex walibubi wansala
Wali wandeka kudyo nasenguka dda..
Wadda mukakebbe nachokolo
Comedy wa salvo. Ombokolo
Notes zagwa ku ssomero
Ate gwe wekwasa obutabo
Kati omuyizi atandise olagako
Standard yagwa ku ssomero

Wewanika tokidila nga
Nakukunya nakwanika dda
Wewanika tokidila nga
Kolikidamu ndikwabya
Wewanika tokidila nga
Nakukunya nakwanika dda
Wewanika tokidila nga
Kolikidamu ndikwabya


Nze omutima nakuwa original noloba
Bwetwali tubugumiza byawola
Nakwesiga nyo nontagula
Naleeta manvuli wegama
Kati bwolaga nga ndagako
Nange bwofuna nga nfunayo
Akazanyo kanguweko
Leffali yanjuluza akawelo
Yali friendly match
Bweguba musango ebyo byansi
Bwokowa taxi ojivamu nolinya ku bus


Wewanika tokidila nga
Nakukunya nakwanika dda
Wewanika tokidila nga
Kolikidamu ndikwabya
Wewanika tokidila nga
Nakukunya nakwanika dda
Wewanika tokidila nga
Kolikidamu ndikwabya


Okyaliyita dogo dogo
Wawunga buwoomi bwa jogo
Kati gw olyeyo oli kunjego
Nze nezinila namagalo
Naye lwaki tokuta
Kyova olaba wantama
Okumanya wantama
N'ekomera lyantama
Wadda mukakebbe nachokolo
Comedy wa salvo. Ombokolo
Notes zagwa ku ssomero
Ate gwe wekwasa obutabo

Wewanika tokidila nga
Nakukunya nakwanika dda
Wewanika tokidila nga
Kolikidamu ndikwabya
Wewanika tokidila nga
Nakukunya nakwanika dda
Wewanika tokidila nga
Kolikidamu ndikwabya