0:00
3:02
Now playing: Alright

Alright Lyrics by Grenade Official


Orollinga ggwe Ali Ku top panna
Bwe nnakulaba nnalayira nti tompona
Naggulawo omutima gwange bwe wakonkona
Wali wa njawulo Ku bennali nzize ndaba eyi
Siyeggwe mwami Ssentamu naye buli gy'oyita oleka buvuyo
Obatagaza obasudde mu ntamu
For real obakankanya ebiriyo
Tell me something
Nti olibeera nange nga nnina nothing yeah
Would you mind
Onjagala ggwe wekka would you mind ah ah ah

 

Alright
Its alright ah ah
Alright
Nga ndi naawe mbeera bulungi
Alright (alright)
Its alright
Alright
Nga ndi naawe mbeera bulungi

Kyenkoba
Oli mulala awooma okusinga Ku mbadha
Oli lwigi lwa kyuma abo ndiggi dha ngada
Olidwire buwoomi olyoti mangada
Eh eh eh
Bwenkulaba ne mpeweera
Wamponya Bali Nze wansomosa Lwera
Omukwano mungi mpeke za muwemba
Ggwe gwe nnyumyako buli gyemba eyi
Nezikookolima
Ne bwebakolima
Nga ffe olubimbi lwaffe bwe tululima
Tukubye ngalama
Tuzimbye kalina
Girl Strategy tugirina

Alright eh
Its alright ah ah
Alright
Nga ndi naawe mbeera bulungi
Alright (alright)
Its alright
Alright
Nga ndi naawe mbeera bulungi yeah

Abaliwo bavuganya kusinga
Mbadde nga nsaba nkuwe omuzinga
Bwetuva wano nkutwala mu kizinga
Okkukuuma Nze nnaguze omuzinga eyi
Siyeggwe mwami Ssentamu naye buli gy'oyita oleka buvuyo
Obatagaza obasudde mu ntamu
For real obakankanya ebiriyo
Tell me something
Nti olibeera nange nga nnina nothing yeah
Would you mind
Onjagala ggwe wekka would you want ah ah ah

Alright (Its okay)
Its alright ah ah ah
Alright (Ndi bulungi)
Nga ndi naawe mbeera bulungi
Alright (Its okay)
Its alright ah ah
Alright (Ndi bulungi)
Nga ndi naawe mbeera bulungi
Yeah Its okay its okay beibi
(Herbert Skills Pon the One)
Ah ah
Nga ndi naawe mba okay eh ahh.
(Ironkingw)