0:00
3:02
Now playing: Hellen Lukoma - Nja Kufumba

Hellen Lukoma - Nja Kufumba Lyrics by Hellen Lukoma

Kamuyite obwelere mutawanira bwelere lere lere
Mu love ndi ka meat sikakyere, gemazima amelere lere lere
CAN
Byemusiba tebinywere, nze natuukayo neri eri eri eri...
Musobola gwa kelere Kuba emitwe mwetika myelere...
Nessim Pan Production
Emere yo ndi jifumbisa candle nejja, ate oba,
Love nebwebajiwera kululwo ngenda kwebbilira.
Ebyange byebibyo nasalawo kabakasuke bundle nedda
Bwekatalijilya muganyabo bilikoma yesu lwadda, na na na na
Nze nekitanda kyewaka nakyasa .
Silibalabisa byama bya Maka kubyasa.
Era kalukye onyiize sili kukwasa ndi
Kunyweseza ku kettle ate ekimere mu kataasa.
Nja kufumba, ku nku oba kumanda,
Nja kufumba, muyombe oba mulwaana
Nja kufumba, just know, kakubeere kusisimuka mutulo mukiro sili gaana
Nja kufumba, ku nku oba kumanda,
Nja kufumba, muyombe oba mulwaana
Nja kufumba, just know, kakubeere kusisimuka mutulo mukiro sili gaana
Ndi ku Linda nebwegaba mayisa ku meere,
Sikulimba nkyogera omutwe tekuli yadde mwenge...
Najja kufumba abavuganya besibe ssatu zinywere...
Abatali ready kigumira mwe mutumye butwa muwere...
Kamuyite obwelere mutawanira bwelere lere lere
Mu love ndi ka meat sikakyere, gemazima amelere lere lere
Byemusiba tebinywere, nze natuukayo neri eri eri eri...
Musobola gwa kelere Kuba emitwe mwetika myelere
Nja kufumba, ku nku oba kumanda,
Nja kufumba, muyombe oba mulwaana
Nja kufumba, just know, kakubeere kusisimuka mutulo mukiro sili gaana
Nja kufumba, ku nku oba kumanda,
Nja kufumba, muyombe oba mulwaana
Nja kufumba, just know, kakubeere kusisimuka mutulo mukiro sili gaana
I'm a lady of all seasons not a mere woman but a weapon enka!
Team no fear atatya ba opponent nebwebaba bakutenda butanywa guteeka
It's on record if I don't love you I love nobody
Gwe mpa ebifi ebitatata ebiva kumabbali
Nakusiluwala nebwebaleeta what method,
Sili basunirako yadde nakatono bwekati, nja bakyomera nja kukumira nja
Kufumbira nja jikoomera nja jikwongeraaa,
Trust me ki beibe bigenda kuwoomera...