0:00
3:02
Now playing: Eno Y'esawa

Eno Y'esawa Lyrics by Irene Ntale


Olwa leero nkufumbideyo ka chai koka
Kuba empewo nyingi, sagala olumwe mukwano
Bwemaze okuyiisa ate nenetuninga
Ela olaba nawe, bwenti bwendi munange
Ng'olwo ndowooza, nga ndowooza omulungi wanadira, ndowooza
Ng'olwo nkulinda, nkulinda munange ate nyabo nkole ntya?
Kuba ndaba obudde, bwebuno obudde
Wenjagalira owange ambeere kumpi
Ela eno y'esawa, eno y'esawa
Wenjagalira omwana abeere nange
Obudde buzibe (mbeere nawe oh...)
Oba bukya bukye (nze nawe oh...)
Baby tondeka (bwendi nawe oh...)
Oba kiba kibe (nze nawe oh...)
Kansumulule banange, labayo olukedde empewo banange
Kabogere oli wange, ekooti ndeeta eno nkole ntya nze?
Njagala mbeere woli, tondeka nga wo beera nga wendi
Nsaba mbeere woli, omukwano mama nkuyiire
Kuba ndaba obudde, bwebuno obudde
Wenjagalira owange ambeere kumpi
Ela eno y'esawa, eno y'esawa
Wenjagalira omwana abeere nange
Obudde buzibe (mbeere nawe oh...)
Oba bukya bukye (nze nawe oh...)
Baby tondeka (bwendi nawe oh...)
Oba kiba kibe (nze nawe oh...)
Emirembe, mbeera awo wobeera
Togeza nga nonsuula, mukwano
Kubanga nange wendi, tuula...
Obudde buzibe (mbeere nawe oh...)
Oba bukya bukye (nze nawe oh...)
Baby tondeka (bwendi nawe oh...)
Oba kiba kibe (nze d oh...)
Obudde buzibe (mbeere nawe oh...)
Oba bukya bukye (nze nawe oh...)
Baby tondeka (bwendi nawe oh...)
Oba kiba kibe (nze nawe oh...)