0:00
3:02
Now playing: Nkuweki

Nkuweki Lyrics by Gravity Omutujju

Mba n'essanyu, bwemba nawe
Mba n'emirembe
N'ebinuma, bw'oba wendi
Bibeera bigwaawo
Olimu edagala lyange
Gwe bulamu bwange
Lwolinkyaawa ah ah, siriwona
Ah ah ah, essanyu lye nali nonya lyona
Ah ah ah, nalifuna amazima
Kati nkutekewa ab'efitina ennyingi gyebatalaba?
Oba nkuweki, baby nkuweki?
Nkuweki munange?
Kano akayimba k'omukwano kako
Kava eno ku meeme
Nkwagala okusinga ensi kwendi, honey kimanye
Kirinuma bwolida eyo, n'otija n'abalala
Noleka nze, gwewalya omutima
Buli kamu akange ne nkuwa
N'emikwano ne njikyawa
Buli eyakwogerako ebikyaamu ne mmuta
Wakiri omulala n'ataba gwe!
Gwenasiima nti, nakusiima
Kati nkutekewa ab'efitina ennyingi gyebatalaba?
Oba nkuweki, baby nkuweki?
Nkuweki munange?
Kano akayimba k'omukwano kako
Kava eno ku meeme
Nkwagala okusinga ensi kwendi, honey kimanye
Sikwagala lwakuba sente, siri kwebyo
Siringa abo, nz'omutima kyegunoonya laavu
Ezo sente!
Bwetuba tufunye, kirungi ne twesanyusa (sente)
Bweziba zibuze, nga tuguma ngatubawo
Kati nkutekewa ab'efitina ennyingi gyebatalaba?
Oba nkuweki, baby nkuweki?
Nkuweki munange?
Kano akayimba k'omukwano kako
Kava eno ku meeme
Nkwagala okusinga ensi kwendi, honey kimanye
Ngumya! Ngumya nti omutimagwo era tegulikyuka
Njagala! Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Ngumya, ngumya, nsuuta
Njagala, matiira, nkimanye
Kati nkutekewa ab'efitina ennyingi gyebatalaba? (Nkutekewa?)
Oba nkuweki, baby nkuweki? (Nze nkuweki, baby nkuweki?)
Nkuweki munange? (Eeh)
Kano akayimba k'omukwano kako (kano akayimba k'omukwano kako)
Kava eno ku meeme (nze mpulira nfiirawo)
Nkwagala okusinga ensi kwendi, honey kimanye (nkwagala)
Kati nkutekewa ab'efitina ennyingi gyebatalaba? (Nkutekewa?)
Oba nkuweki, baby nkuweki? (Nze nkuweki, nkuweki baby?)
Nkuweki munange? (Nkuweki?)
Kano akayimba k'omukwano kako (kano akayimba k'omukwano kako)
Kava eno ku meeme
Nkwagala okusinga ensi kwendi, honey kimanye