0:00
3:02
Now playing: Baliwa

Baliwa Lyrics by Jose Chameleone


Njabala njabala nyaabula
(Njabala)
Chameleone, Baur Sabula
(Njabala)
Yes we come from so far away!!
(Njabala)
Oh gosh
(Njabala)
They don’t know about the foundation
(Eeh the foundation)
Tebaaliwo mu intimidation
(Intimidation)
Bakusanze okoledde, eeh
Bakusanze oteredde, eeh
Bakusanze onyiridde, eeh
Baliwa ng’etubidde? eeh
Bakusanze okoledde, eeh
Bakusanze oteredde, eeh
Bakusanze onyiridde, eeh
Baliwa ng’etubidde? eeh
Baaliwa baaliwa?
Baaliwa abo abakuba endere?
Baaliwa baaliwa?
Baaliwa baaliwa?
Wali muyala nnyo baakumma emmere!
Baaliwa baaliwa?
Baaliwa ng’etubidde?
Waliwo abaalya ku nchepere
Waliwo abaakuba enkebete
Waliwo ba hustler
Hustler hustler Ghetto people
Ng’obulamu bwa musiba enjegere
Kati atoola ku kitole
Bakusinza bakuyita amannya aah!
They don’t know where you come from, aah!
Safari Ndefu tembeya, tembea
Usiwe fala tembeya, tembea
Safari Ndefu tembeya, tembea
Usiwe fala tembeya, tembea
Bakusanze okoledde, eeh
Bakusanze oteredde, eeh
Bakusanze onyiridde, eeh
Baliwa ng’etubidde? eeh
Bakusanze okoledde, eeh
Bakusanze oteredde, eeh
Bakusanze onyiridde, eeh
Baliwa ng’etubidde? eeh
Wano ng’okuba plan
(Plan, plan)
Abanyoomi baleeta minzaani
(Minzaani, minzaani)
Nti omwavu taba na plan
(Plan, ooh)
Mukama yekka y’alondamu
N’endagamuntu yo y’akoonamu
Ne lupiya mu bank ateekamu
Totya yala buuza Sentamu
Safari Ndefu tembeya, tembea
Usiwe fala tembeya, tembea
Safari Ndefu tembeya, tembea
Usiwe fala tembeya, tembea
Bakusanze okoledde, eeh
Bakusanze oteredde, eeh
Bakusanze onyiridde, eeh
Baliwa ng’etubidde? eeh
Bakusanze okoledde, eeh
Bakusanze oteredde, eeh
Bakusanze onyiridde, eeh
Baliwa ng’etubidde? eeh
Usiwa ogope kwa mali zao,
Mungu anakuita mwana oh,
Mwana mwana mwana ye,
Ona vile anakupenda oh,
Safari Ndefu tembeya, tembea
Usiwe fala tembeya, tembea
Anapenda na tembea
Hmmm Producer Baur Sabula!
Sabula!
Bakusanze okoledde, eeh
Bakusanze oteredde, eeh
Bakusanze onyiridde, eeh
Baliwa ng’etubidde? eeh
Bakusanze okoledde, eeh
Bakusanze oteredde, eeh
Bakusanze onyiridde, eeh
Baliwa ng’etubidde? eeh
Baur!