0:00
3:02
Now playing: Sili Mujawo

Sili Mujawo Lyrics by Jose Chameleone


Let me reach them,
Our community me teach them,
Let me teach them,
Muleke message to reach them -Anyway



Eyatutonda yatugabila bulamu,
Tukole byetusobola nga tukyali balamu,
Teli kijja kulema nga tuyimiridde mu bumu,
Ngatuliwamu!
Naye yegeyege Uganda gwetuliko
twe jevuna jevu jevuna,
Mitima gyabantu bekyawa twefitina fiti Fitina,
Bana Uganda lwaki twekyaawa
twejevuna jevu jevuna,
Naye nga lwaki abatondebwa obumu
Tuwalangana nga tetukulakulanya uganda?
Nga lwaki olaba Crouch ayiseemu munange
Nomukomerera ne propaganda,
Lwaki Sunday school temuli basomi aboluganda?
Omusumba yee abeerayo basomi nebabulayo,
naye bambi naddayo,
Bwosoma ebibeera mu mawulire
Oh, oh, tulagawa? Kayson intl
Twalibuuziza okikola otya,
Noli akikola atya netuyigirako ffena netufuna,
Abandibuuziza obifuna otya bo bafuna bujja
Uganda we need a remedy!!

CHORUS:

Lwaki Uganda ayitamu ffe gwetufeebya?
Sili Mujjawo,
Agwanidde ekitibwa nebwaba mukulu ffe gwetunyooma?
Nze Sili Mujjawo,
Abeekolela bana Uganda ffe betuzalawa,
Sili Mujjawo,
Minzani najibuukako nengilekako basinga,
Mission mission for God and my country Uganda.

Kaneebaze mukama eyantonda,
Nantonera ekitone ekisomesa ebinyuma,
Yampa nengabo elinkuuma nga abalabe bazze,
Mbalabe ate oluvanyuma, Kayson intl
Olimuwaaki mukama eyakwagala bwotyo wamuwaaki?
Onamuwaaki akukuumye nga abalabe balaba baffa ensaali?
Buli lunaku akugemulira bipya, Yeee!
Balumwa abalabe ne bafitina,Nayee!
Bakongonja ate nebakongoka, Yeee!
Bonna abilinamu fitina nebaakiikira.
Twalibuuziza okikola otya,
Noli akikola atya netuyigirako ffena netufuna,
Abandibuuziza obifuna otya bo bafuna bujja
Uganda we need a remedy!!

CHORUS:>
Musululu moja kambabulire,
Mwampa busawo nzize mbavumule,
Ki booda awalana owe’motoka nga naye gyakolelera Ddunda gyotusaasire,
Ki Friday bagiteekako kawunyemu,Tuwunyemu,
Mutuleke tugibandule!!
Lwaki tetweyagaliza ayitamu gwetufitina mubaleke gababugume,
Twalibuuziza okikola otya,
Noli akikola atya netuyigirako ffena netufuna,
Abandibuuziza obufuna otya bo bafuna bujja
Uganda we need a remedy!!