0:00
3:02
Now playing: Bajambula

Bajambula Lyrics by Jowy Landa

Seven Star
Jowy Landa
Brian Beats

Nkusaba baby tokinkola ekyo
Baby nsaba nkole ku kyejjo
Ah ntunula mumaaso, T.N.S
Efumita ng'ekikwaaso

Gwe ki naawe tonzijja mubajambula (bajambula)
Abaana bajja kungajambula (gajjambula)
Gwe ki naawe tonzijja mubajambula (bajambula)
Abo abaana bajja kunsikambula

Nze bajja kuntwala, abo abajjambula
Nze n'empewo ejja kunffuwa nga ndi mu bajjambula
Love egenda kunyola nga ndi mu bajjambula
Ago agajjambula gagenda kunkwakwabula

Gwe gwenjoya olukede
Mukwano baby gwe onguzza obuteteyi
Ekittufu nakulwadde
Nze ndi wampaka naaye oli wabeyi
Nolwolumu binyiiza 
Byenkwagala we benfunza
Bano bondekera tebantusa
Eno munzole kantisa
Naawa naawe

Gwe ki naawe tonzijja mubajambula (bajambula)
Abaana bajja kungajambula (gajjambula)
Gwe ki naawe tonzijja mubajambula (bajambula)
Abo abaana bajja kunsikambula

Nze bajja kunkwaana, abo abajjambula
Nze n'empewo ejja kunffuwa nga ndi mu bajjambula
Love egenda kunyola nga ndi mu bajjambula
Ago agajjambula gagenda kunkwakwabula

Obadde ki ananzijja emizze
Nze n'obutwa luumu olinsanga mizze
Love etandi munyindo mbu oba nyizze
Kituuse ku mutwe omubiri kakoloboze, eh eh!

Ye abange nga nffa nze
Nkukolereki taata ompe ebyanga
Gundi gundi kikole kulwange
Luno wesisula wuwo nsula wange
Nsasira nsonyiwa okukubanjja byesagula
Tondeeka nebankwabula
Nina love yo eyakula neewola

Gwe ki naawe tonzijja mubajambula (bajambula)
Abaana bajja kungajambula (gajjambula)
Gwe ki naawe tonzijja mubajambula (bajambula)
Abo abaana bajja kunsikambula

Nze bajja kunkwaana, abo abajjambula
Nze n'empewo ejja kunffuwa nga ndi mu bajjambula
Love egenda kunyola nga ndi mu bajjambula
Ago agajjambula gagenda kunkwakwabula

Abantu bondekera baagala kulaba fako
Bwebamala badduke abo
Enkola zabwe zikyali local
Nsaba tobaleka kusika doobo

Gwe ki naawe tonzijja mubajambula (bajambula)
Abaana bajja kungajambula (gajjambula)
Gwe ki naawe tonzijja mubajambula (bajambula)
Abo abaana bajja kunsikambula