0:00
3:02
Now playing: Oli Wa Maanyi

Oli Wa Maanyi Lyrics by Juliana Kanyomozi


Nessim pan production

Bambi sasira
Tondaba neyogereza nzeka
Mutima kwatula
Naye ebyange biremye okuva munda
Kiki kyewankola nze
Omukwano gubimba nga teguka
Ntuuse okwetuga nze
Tonumya nze ndeka nkole ekyejo

Nakyuka lwa love oli wa manyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love oli wa manyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love
Ondi muli munda
Mukwano oli wa manyi
Ondi muli munda

Nsaba bino eno bikome ewange
Mu buliwo ne mu buwandike
Butabika mukyime mu nze
Nkirako katwewunge

Guno omutima mupoota
Gutendewalidwa
Memory card yawunga
Nkooye obisitula
Omutima gwezinze
Mmmh nfreezinze
Risk zonna nzitekinze
Ndoota tuli ku wedding
It's a wedding

Nakyuka lwa love oli wa manyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love oli wa manyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love
Ondi muli munda
Mukwano oli wa manyi
Ondi muli munda

Bambi sasira
Tondaba neyogereza nzeka
Mutima kwatula
Naye ebyange biremye okuva munda
Kiki kyewankola nze
Omukwano gubimba nga teguka
Ntuuse okwetuga nze
Tonumya nze ndeka nkole ekyejo

Nakyuka lwa love oli wa manyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love oli wa manyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love
Ondi muli munda
Mukwano oli wa manyi
Ondi muli munda

Ondi muli munda
Ondi muli munda
Ondi muli munda
Ondi muli munda



About the song "Oli Wa Maanyi"

Vaani