0:00
3:02
Now playing: Nywamu

Nywamu Lyrics by Karole Kasita


Nywamu walumbe mubbi
Yeah
Maximum to the world
Lya nnyo abagenda tebadda
Nessim Pan Production
Raaaa
Karole Kasita

Ffe twafuna addiction ku kunyumirwa
Kuba ne bwe ziggwawo ffe tufuna endala
Yo my party people mbuuza muliwa?
Kubanga bye tulyako wano bye tubala (raaa)
Ng’oyagala okuzina funya omugongo (no no no)
Muziki gubune mu bwongo
Sabula bounce your body baby waabwe
If I na na dey nah yeah yeah
Artin on the beat

Nywamu walumbe mubbi
Okunyumirwa ssi musango
Lya nnyo abagenda tebadda
Put your hands up in the air
Weecakalire buno obulamu bumpi nnyo
Okunyumirwa ssi musango
Tozitereka abazirinze bangi nnyo
Raaa shaa raaa shaa

I say we tell so we easy so we easy so
Buli we tulabise ke kavimbiso
No matter di color black oba indigo
And it’s the vibe we set to free people
Hmmm nkyimanyi bingi
Leero n’ebyenkya life life
Nkola byange bambi
Njagala kunyumirwa bulamu bumpi
Imagine life with no beautiful Carolina, eh
That’s how we live life oh
We nuh age like wine uh
It’s my pocket am dryna

Nywamu walumbe mubbi
Okunyumirwa ssi musango
Lya nnyo abagenda tebadda
Put your hands up in the air
Weecakalire buno obulamu bumpi nnyo (eh raaa)
Okunyumirwa ssi musango
Tozitereka abazirinze bangi nnyo
Raaa shaa raaa shaa

This vibe ah hot like sizzler
None none irregular
Bwe ntunula ku time ssaawa ya kusasula
Hot like sizzler
None none irregular
Bwe ntunula ku time ssaawa
Ogwa Deejay kutabula wano ali very wanted
Ne bwe tuba tetukubye bipande poster
Ah nnyumirwa kulya ku zange
A good body good money fi di gal dem
Toss dat

Nywamu walumbe mubbi
Okunyumirwa ssi musango
Lya nnyo abagenda tebadda
Put your hands up in the air
Weecakalire buno obulamu bumpi nnyo
Okunyumirwa ssi musango
Tozitereka abazirinze bangi nnyo
Raaa shaa raaa shaa

Weecakalire
Yeah
Weecakalire
Herbert Skillz pon the one
Yeah