0:00
3:02
Now playing: I Wanna Know Love

I Wanna Know Love Lyrics by King Mowzey


Tendrils Climber Uganda…in love Question……HITSONG,

I wanna know love, the meaning of love…I wanna know who knows the meaning of loveI wanna know love, the meaning of love…I wanna know who knows the meaning of love RPTOk’ ngenda Nnemusalako nga nkimanyi yaliko nanfumbafumba nanfuula nga ekiriga nanfuula ekyokwogelako nemba nga Abiliga Omutima gwange Nnenyanjuluza ebirowozo nemuwa naye ate bwemusalako nga andaga nti ansalayo ebintu byankola kale bitandise nze okunnuma kuba omuntu gwenawa Omutima gwange kati agunyima Ebirowozo ne pulani zange zonna kati aziyiwa Antiisa-Anfiisa-Andaaza-Anyakula-Anjakiliza Ate bwenekyanga kati andaga nti nze aliwo, awo nebinsobela omutwe negusula nga gunkuba,nentuyana obulili bwona nemba nga akubiddwa enkuba wama abanjagala abagezi mundage nti nze aliwo kuba ela ebya love babe nze kati kyoova olaba mbigendako mpola nga akagaali emutali Luviiri nga Ssiki ennaku mbala bale E’bya love ntekeko Stamp kuba ela mukiwulira nkitandiseko dda mu Rap RPT ‘ECHO’ Mbakyankalanya nga Libya Syria Ne’ Trump Hallo DJ gamba abo’ okumuleeretu bampe ku gap mbakube eno Rap kuba mukino ndi Champ..Champ..Champ…

Chorus ×2

Sili mukuju kuju naye mubya laavu ndi mutujju..sogede bubi naye mubya love nakuguka abatantegera kati kekasera muntegere anti mbakubye eno Hit etaliimu kuwuloma atakimanyi kitegere akimanyi kyo oba’omanya Laavu si kutoma ntandise okutontoma anti abetima nze kekasera mbeteme kuba ela naze nze nga kindi kumutima Nsazeewo mbasomere mu Luga eyobuliwo kuba laavu yabwe eno eyemyaka ejobuliwo bajisubula nga abasubula ebinyebwa leero ewa Denis enkya Davis Ne Dan anti bbo tebawula kobere Pasita oba Faaza tebalina Diini nebwebera gureedi kobere omwavu ne’bwobera Don kati katubalinde muzanye ka Porn…Ka..Porn…. BEAT

Chorus ×2

Tewetaaga kukalubya kuba nze nalayira azanyira kwoono nkuleka nga opooca kuba lavuu yaffe bwojikwatako ekwookya ayagala ojizikiza nze atleast nkwookya tewaba akukwatako kuba ne’ebijambiya mbiwagara bwoberawo omutima ne’birowozo byeyagara tewali muzanyo nze ne’efumu ndiwagala sikutiisa tiisa ayagala o’manya sembera oba oyagala kuba nze mba mugumu nga nkimanyi anjagala baby wama sembera kuba okimanyi nkwagala sili muzito naye ku laavu yoono nzitowa bwoba oyagala kkakasa sembera onnetike kuba laavu jennina yo emenya amateeka saagala abannetika kuba mukino ntuuka kankome newano kuba mukino ntuuse…ntuuse 

Chorus ×2