0:00
3:02
Now playing: Ombabula

Ombabula Lyrics by Lanah Sophie


Lanah Sophie

Okusinziira ku maziga ge nkaaba
Ebiro bino munnange wandiba wagenda
Okusinziira ku bikolwa by’ondaga akaco kano
Munnange wandiba wabivaamu
It’s okay
Prof. Eli Beats

Baby, it’s okay
Bw’oba ng’obivuddemu sooka olinde
Mu mutima ŋŋume
It’s alright
Ssikugaana kufuna mupya
Baby bw’oba nga bw’otyo bw’okoze
Oh naye kiki?
Bwe tuba nga twayombamu ne seetonda
Nsaba onsaasire
Mukwano kiki?
Bwe tuba nga twayombamu ne seetonda
Nsaba onsaasire
Ayi ayi (mwoto)
Ayi ayi (omwoto)

Is it because I love you?
I love you more than for ever
Kyokka kati ompisa bubi nnyo for ever
Nze eyakwagala awataali favour, hmmm
Is it because I love you?
I love you more than for ever
Kyokka kati ompisa bubi nnyo for ever
Nze eyakwagala ewataali favour, hmmm
When my mama and papa
Were saying never

Kirimaanyi ki?
Eyakuntwalako eyakwerabiza
Byonna biri bye twayitangamu!
Honey wakyuka
Munnange ŋuma makazi okubitegeera
Bw’ompa time ngya kusobola okukiwanirira
Bw’oba okooye
I won’t stop you from goin’ away
There’s nothing left to pick up
On all these memories lived, genda!
Ayi ayi (mwoto)
Ayi ayi (omwoto)
Ayi ayi (mwoto)
Ayi ayi (omwoto)

Is it because I love you?
I love you more than for ever
Kyokka kati ompisa bubi nnyo for ever
Nze eyakwagala awataali favour, hmmm
Is it because I love you?
I love you more than for ever
Kyokka kati ompisa bubi nnyo for ever
Nze eyakwagala ewataali favour, hmmm
When my mama and papa
Were saying never

Ombabula wabula
Mpulira nkwagala okufa gwe tolaba
They say you never trynna cool a fire with fire
Am under water freezing baby can’t you see?
Ah ah
Ombabula wabula
Omukwano nkwagala okufa ki tolaba?
They say you never trynna cool a fire with fire
Nzikakkanye ow’omukwano saasira
Ayi ayi
Ombabula wabula
Mpulira nkwagala okufa gwe tolaba
They say you never trynna cool a fire with fire
Am under water freezing baby can’t you see?
Ayi ayi (mwoto)
Ayi ayi (omwoto)
Ayi ayi (mwoto)
Ayi ayi (omwoto)