0:00
3:02
Now playing: Kaama Kange (Silent Whisper)

Kaama Kange (Silent Whisper) Lyrics by Lanah Sophie


Prof eli beats
Kaama kange my silent whisper
Wasuze otya omulunji okedde kunyilila olinga eyasuze ne ka filter ku face.
Katiko kange akabaala kimuli kyandagu ntuntunu nkenene leka nenkuyita kubyabalungi.
If this is a dream then I dont wanna wake up mpulila njagala njagala kuloota bwenti forever, temunzuukusanga mundeke
Chorus
Nafunye akaama kange kano sikawulukutu baganda bange ohh I found you finally ,nze leka nensanyukako mukaisi (nzemundeke)
Nafunye akaama kange kano sikawulukutu baganda bange noo I found you finally....Nze leka nensanyukako mukaisi (nzemundeke)
Verse ll
Kitokota kitokota eno omukwano kadalidali gusiyilila ngenda nenfuna esanyu mutumbi nga nkuloose buloosi imagine!! Mwanagwe jogoli jogo jogoli jo nkwatakowano sabika esanyu mpulila mpuunze ,maama omwana wa balangila omugalanda wabafaayo nga nsiimye wulila togenda kwejusa bulijo kwewanoonya obwedda kili eno munze , jogoli jogo jogoli jo . Nkwatako wano sabika esanyu mpulila mpuunze oooooo
Chorus
Nafunye akaama kange kano sikawulukutu baganda bange ohh I found you finally ,nze leka nensanyukako mukaisi (nzemundeke)
Nafunye akaama kange kano sikawulukutu baganda bange noo I found you finally....Nze leka nensanyukako mukaisi (nzemundeke)
Verse lll
Kaama kange my silent whisper , wasuze otya omulunji okedde kunyilila olinga eyasuze ne ka filter ku face.
Katiko kange akabaala kimuli kyandagu ntuntunu nkenene leka nenkuyita kubyabalungi naawe.
I know what I am saying could sound a little crazy naye nze onkubisa zi volt lukumi mukinaana walai ,ogenda kunetila mmmmh.
Nafunye akaama kange kano sikawulukutu baganda bange ohh I found you finally nze leka nensanyukako mukaisi (nzemundeke)
Nafunye akaama kange kano sikawulukutu baganda bange noo I found you finally..... Nze leka nensanyukako mukaisi (nzemundeke).