0:00
3:02
Now playing: HELLO

HELLO Lyrics by Laty Wizy


Yeah, mmh, Laty Wizy

Big Daviee Logic to the world

Ononsonyiwa naye nkulinamu omulugubbe
Buli lwenkulaba ntabuka
Mutima gukuba nga ninga omulokole, eh!
Nalekeraawo okukyebuzza
Nasigaza kimu kukwekwata
Ndi mu love naawe ate sikyegaana
Bwenakulaba obulamu bwakyuka, eh!
Akaalo kwensula mirembe, lyelinya
Ndi wuwo paka magombe, bweŋŋamba
Omulungi eyankubya ebisenge, gwempaana
Bukye nkufuyire obugombe, eh
Eh eeh ih yeah

Am the guy with your love
Hello hello
Hello nze nkubuuzako, hello
The guy with your love
Hello hello 
Hello hello boo boo boo
Am the guy with your love
Hello hello
Hello nze nkubuuzako, hello
The guy with your love
Hello hello, yeah

Sisubira nti walibaayo olunaku
Olulibaawo nkwegaane mubulamu
Ekyokukulaba nakifuna nga kirabo
Omukwano gwo gunetimbye mubulago
Oh, buno obuwoomi bwa kinyebwa mu nyama
Masimu genkuba-kuba elyo lye bubba, dear
Nkweyagaliza kyovolaba ntugga
Buli omu gwenkulabako naye mutya, lyelinya

Ndi wuwo paka magombe, bweŋŋamba
Omulungi eyankubya ebisenge, gwempaana
Bukye nkufuyire obugombe, eh
Bea eeh ih yeah

Am the guy with your love
Hello hello
Hello nze nkubuuzako, hello
The guy with your love
Hello hello 
Hello hello boo boo boo
Am the guy with your love
Hello hello
Hello nze nkubuuzako, hello
The guy with your love
Hello hello, yeah

Nalekeraawo okukyebuzza
Nasigaza kimu kukwekwata
Ndi mu love naawe ate sikyegaana
Bwenakulaba obulamu bwakyuka, ah eh eh, eh!

Nali muzibe yegwe eyanzibula amaaso
Nonengeza ebiseera by'omumaaso
Nze ani ajeema baby when you say sooo
Wamponya zi love hustle

Oh, buno obuwoomi bwa kinyebwa mu nyama
Masimu genkuba-kuba elyo lye bubba, dear
Nkweyagaliza kyovolaba ntugga
Buli omu gwenkulabako naye mutya, bae

Am the guy with your love
Hello hello
Hello nze nkubuuzako, hello
The guy with your love
Hello hello 
Hello hello boo boo boo
Am the guy with your love
Hello hello
Hello nze nkubuuzako, hello
The guy with your love
Hello hello boo boo boo

Nali muzibe yegwe eyanzibula amaaso
Nonengeza ebiseera by'omumaaso
Nze ani ajeema baby when you say sooo

Hello hello