0:00
3:02
Now playing: NKWEKUTE

NKWEKUTE Lyrics by Lena Price


Hallelujah hosanna (I do yes I do)
Hallelujah hosanna (I do yes I do)
Hallelujah hosanna

Ooh Mukama olwanye
Amaziga gange nogasangula
(Hallelujah hosanna)
Abalabe abange
Entalo gwe azilwanye
Nompanguza
(Hallelujah hosanna)
Okikoze
Yesu ombereddewo nange olwalero testimony
Laba okikoze, uuuu uu
Olunaku lweluno okikoze
Ebibadde binumba bitadde
Omunene enjegere ozimenye, uuuu

I see your glory over me
I am addicted to you oh love
Take over all of me
Nsazewo oooh

Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte nze)
Nkwe nkwewadde nze (nkwewadde nze)
Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte eeeehh, Yesu)
Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte nze)
Nkwe nkwewadde nze (nkwewadde nze)
Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte eeeehh, Yesu)

Wewaddeyo nonkuma
Mazima ddala nonsanyusa
Omukwano gwo gulina amanyi
Mussufu ate munange olina obuyinza
Meme yange n'omutima
Omwoyo n'omubiri abitereka gwe mukama
Meme yange
Yiyo Yesu
Tolemererwangako olina ekissa 
Kankole ekyejjo oh

Guno omukwano gwo gunyuma, gunyuma
(Hallelujah hosanna)
Ebintu byo binyuma, binyuma
(Hallelujah hosanna)
Binyuma, binyuma (Hallelujah hosanna)
Ebyaddala binyuma, binyuma (Yesu)

Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte nze)
Nkwe nkwewadde nze (nkwewadde nze)
Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte eeeehh, Yesu)
Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte nze)
Nkwe nkwewadde nze (nkwewadde nze)
Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte eeeehh, Yesu)

Song boss create

Kati kwata kumutwe (kwata)
Uh uh .. ah ja ja ja
Kwata kumutwe
Kwata mukifuba turn around, okay
Kwata kumutwe
Kwata mukiwato wetolole, okay
Ŋŋambye kwata kumutwe
Kwata mukifuba wetolole

Omukono gube wagulu
Ogukubire wagula, eh
Wave to the lord and wave to the lord
Wave to the lord and wave to the lord

Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte nze)
Nkwe nkwewadde nze (nkwewadde nze)
Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte eeeehh, Yesu)
Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte nze)
Nkwe nkwewadde nze (nkwewadde nze)
Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte eeeehh, Yesu)

Sakata

Nkwe nkwekutte nze (nkwekutte nze)
Nkwe nkwewadde nze (nkwewadde nze)
Nkwe nkwekutte nze (Hallelujah hosanna)
Nkwe nkwekutte nze