0:00
3:02
Now playing: Esaala

Esaala Lyrics by Levixone


Oh na na na
Levixone one time
Mozeso
Audio one
Brian beats there, oh there and Paddy Man
Gwe saba essaala
Essaala kuba ezaala
Gwe saba essaala
Essaala kuba ezaala
Gwe saba essaala
Essaala ezaala
Gwe saba essaala
Essaala ezaala
Ono Sarah okumala emyaka yabulwa omwana
Ono Sarah yakaaba nnyo yabulwa omwana
Naye Sarah bwe yasaba yafuna omwana
Ssi ka myaka essaala eno ekuwa omwana
Ate ono Kaana Kaana yasaba omwana
Bwe yasaba omwana
Omwana mu bulumi obungi
Kuyita mu ssaala
Mu ssaala mwe mwava Sam
Yesu ye ssaala Bwe yasaba yamuwa Samwiri
Gundi saba nange n'oli asabe n'oli
Gundi saba nange eh
Gwe saba essaala
Essaala kuba ezaala
Gwe saba essaala
Essaala kuba ezaala
Gwe saba essaala
Essaala ezaala
Gwe saba essaala
Essaala ezaala
Ab'e Kosovo mwandabanga
Mu mbeera yange mwandabanga yeah yeah yeah
Nga ntoba sirina kya kulya
Nga nzungazunga sirina kya kunywa yeah yeah
Ono Yesu bw'omusaba ttakkoowa
Ttakkoowa bwe namusabanga
Ezo ennyimba ze n'azimpa oh na na
Okuganja Mukama ggwe n'okumpa yeah yeah
Ekitiibwa nkikuwa Mukama weebale
Ekitiibwa nkikuwa Mukama wamponya
Pastor Bugembe ku street kwe yali atudde yeah
Yasaba n'omuwulira essaala eyo n'ogiwulira
Yasaba n'omuwulira essaala eyo n'ogiwulira
Eno ye ssaala essaala ewonya ne kkansa
Yesu ye ssaala essaala ewonya siriimu
Yesu ye ssaala essaala, yeah eeh
Yesu ye ssaala essaala egaba oluzaalo
Yesu ye ssaala essaala egaba ne ssente
Gwe saba essaala
Essaala kuba ezaala
Gwe saba essaala
Essaala kuba ezaala
Gwe saba essaala
Essaala ezaala
Gwe saba essaala
Essaala ezaala