0:00
3:02
Now playing: Feeling

Feeling Lyrics by Lydia Jazmine, Grenade


Bomba made my beat
Omutima gubugumabuguma (L.J)
Gubugumabuguma
Bisiriira birabise okunyuma (Official)
Binaatera okunyuma

Ntandise okufuna feeling (feeling)
Ntandise okuzifuna oh mama yeah
Life okugiwa meaning (meaning)
Nga nnungi okugifuna oh maama nze
Babe, manya ndi willing
Willing okukuwa love kuba onsimbye

Bano obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Hmm obwedda mbagamba
Oh mukwano gwennyini
Bye mpulira mbyogera era mbikakasa
Obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Hmm obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Bye mpulira mbyogera era mbikakasa
Obwedda mbagamba nze (babe)

Eno love eyange tukutte ku mpya
Ah tukutte ku mpya
Tommenya omutima tobinkola nfa
Oh baby tobinkola ntya
Leero nnumye ekijiiko
Leero nnumye ekijiiko era ntunula mu maaso
Era ka mpite olukiiko
Nze ka mpite olukiiko kuba nina ekinyiizo
Ka nfune bajulizi guno bagusale
Walaayi guno bagusale
Nkwagala kufa ekyo naawe bakirabe
Tunulamu, gwe naawe okirabe
Sitera kukuba masimu
Okumanya nga nseeredde
Nze gwe annyumisiza ku bulamu
Kasita nkubuulidde

Hmmm obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Hmm obwedda mbagamba
Oh mukwano gwennyini
Bye mpulira mbyogera era mbikakasa
Obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Hmm obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Bye mpulira mbyogera era mbikakasa
Obwedda mbagamba nze

I swear to God you’re my lover
LJ you’re my lover
And I swear to God you’re my lover
Official you’re my lover
Omutima gubugumabuguma
Bugumabuguma… (uh yeah)
Sound Change (Official)
LJ the one and only
Ntandise okufuna feeling (omwana feeling)
Ntandise okuzifuna oh mama yeah
Life okugiwa meaning (mukwano meaning)
Ennungi okugifuna oh maama nze

Bano obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Hmm obwedda mbagamba
Oh mukwano gwennyini
Bye mpulira mbyogera era mbikakasa
Obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Hmm obwedda mbagamba
Guno mukwano gwennyini
Bye mpulira mbyogera era mbikakasa
Obwedda mbagamba nze

Omutima gubugumabuguma
Oh my God Bomba made my beat
Gubugumabuguma
Bisiriira birabise okunyuma
Eh, binaatera okunyuma