0:00
3:02
Now playing: Ombeledewo

Ombeledewo Lyrics by Martha Mukisa


Mar-tha
Mukisa

Nzijukira mu ntandikwa
Tebyali byangu ku'kwasaganya
Buli lwo'labika, omutima ogusogy'okanya
Maama wo nga akukuuma bitya gwe!
Tayagala ba kukwasaganya
Buli bwe'nkumwenyeza ekomera nga baggulira
Oluusi lw'ofuluma ewamwe ob'ako asikari
Nengamba mbitandike ntya nze atalina sukari
Nnyabo watu nsiiba waka, nenywawo ebichayi
No'lusi nsibirira chayi okutali majani

Ombeledewo baibe
Love ombeledewo baibe iih
Ombeledewo baibe eh
Love ombeledewo baibe eeh

Bw'ewakiriza ensonga zange
N'okiliza love yange
Ofuusse mukwano gwange
Gwe nin'omu
Abe nsimbi bolese bangi
Ebigambo nabyo ebingi
Ogumye ogumye obere nange
Oluusi lw'ofuluma ewaka ob'ako asikari
Nengamba mbitandike ntya nze atalina sukari
Nnyabo watu nsiiba waka eyo nywawo ebichayi
No'lusi nsibirira chayi okutali majani

Ombeledewo baibe
Love ombeledewo baibe iih
Ombeledewo baibe eh
Love ombeledewo baibe eeh
U-lala lala
U-lala lala

Oluusi lw'ofuluma ewamwe ob'ako asikari
Nengamba mbitandike ntya nze atalina sukari
Oluusi lw'ofuluma ewaka ob'ako asikari
Nengamba mbitandike ntya nze atalina sukari
Nnyabo watu nsiiba waka eyo nywawo ebichayi
No'lusi nsibirira chayi okutali majani

Ombeledewo baibe (U-lala lala)
Love ombeledewo baibe iih
Ombeledewo baibe eh (U-lala lala)
Love ombeledewo baibe eeh
U-lala lala
U-lala lala