0:00
3:02
Now playing: Sembera

Sembera Lyrics by Mary Bata


Baby Sembera
Yenze Mary Bata
Manager Derrick
Rydim Empire
Baur On The Beat

Okuva lwenakulaba
Nezikutuka pata
Silina luyingo
Nga'ate omuyunzi
Ananyunga 
Olyo'mu munage
Tondeka kutaawa
Yegwe Gwenina mu 
Essubi
Elyokuwona kwange
Tonvaamu
Nkwagala nyo ochimanyi
Ye obba nkutekewa hani

Njagala onzikilize
Nkutwale Baby
Nkonogele kubibala
Nga tewali atulaba
Gwe mukwano nze
Gwe mpulila
Njagala nkutwale
Mu lusuku eden
Awataali balyoyoyomi
Tube'eyo
Ebbanga lyonna
Tukole yo 
Ensi yaffe

Nze mazze banga
Ddene
Nga nakowa omukwano
Olwa bafere ba laavu
Abamenya omutiima
Nga nabiwumula
Naye ono
Omwana Wabandi
Gwenina
Nebwenzibiliza 
Ndaaba yye
Ansuula mu bwongo 
Ansonsomola
Nzena bambi 
Njeba yebba
Jangu nkukube
Akaama baby
In a secret place
Abalala bavuma 
Banazala
Naye nze
Abakuzala mbagala
Ayiyoooooo
Le Le Le Li Lo
Le Le Le Li Lo
Oooh Oooh
Taaata,
Hmmm,
Ha Ha
Nkuyimbidde yo 
Akayimba
Kakano
Mina Na Sema
Sina Makosa We
Bwana
Sina Makosa We
Bwana
Sina Makosa
Sina Makosa
Sina Makosa We
Ayi
Ssebo Sembera Enno
Sembera Enno
Taata Ontwale
Mbeela Nga Nawona
Sembera Enno
Nzeno Onyweze
Mbeela Nga'wo 
Wooli
Sembera Enno
Taata Ontwale
Mbeera Nga Wooli
Sembera Enno
Taata Onyweze
Mbeera Nga Wooli

-- Rythm---
Kati njogela mubanji
Nkwagala
Silimba Limba
Nga baano abalala
Ndeka okulya 
Ekyenkya 
Obba ekygulo
As long as 
Nkulabako
Njagala
Nkutale mu bakadde
Mbalage omwami wange
Mazima tebaffa
ku bintu
Bagala kulaba 
Ssebo
Tulyoke tukole 
Amaka agegombesa
Nange naba mugumu
Nkuzalire
Ohh Mama
Eh yah

Njagala onzikilize
Nkutwale Baby
Nkonogele kubibala
Nga tewali atulaba
Gwe mukwano nze
Gwe mpulila
Njagala nkutwale
Mu lusuku eden
Awataali ba lyoyoyomi
Tube'eyo
Ebbanga lyonna
Tukole yo 
Ensi yaffe

Baby
Wabadde Wo Akaama
Kenjagala 
Okugamba
Amanyo ggo
Gansanyusa
Bwenyiga
Mwenya
Nseke
Nkulaba nge'njuba
Etanaba kugwa
Nag omusana
Gwaka
Oba omwezi
Okutanaba boneka
Naye nga gujja
Ondabikira
Ng'enkuba etanatonya
Naye nga
Ekutte
Nkulaba nga embaga
Etanatuuka
Naye nga etuuse
Nkulaba mu
Future Yange
Tata wa'baana
Bange Eh Ya
Nagambye
Ne MaMa Wange Eh Ya
Angambile
Tata Wage Eh Ya
Nit nafunye
Omwaami
Yooono
Nze silinga baano
Ba kyakula sajja
Ntwala nfumbe mwami
Ayiyoooooo
Sina Makosa We
Bwana
Mimi Sina Makosa
Sina Makosa We
Bwana
Baby
Bata
Rydim
Manager Derrick
We Go 
We Go
Rydim Empire

Nkwata,
Nyweza
Kilila
Yambuka
Kale Koma Awo
Mama
He He He
Rydim Empire Naki
Nalo
Rydim Empire We Go
Baur
Mary Bata
Bata Bata