0:00
3:02
Now playing: Jangu

Jangu Lyrics by Maurice Kirya


Ononya gwe wesiga
Atalimba limba
Alibera nawe, paka olunaku lwaliffa

Ononya alikuwa empeta, alikwagala n′omutima gwona
Byebakugamba bakulimba
Sibyebo byebagala

Bakulimba, abo bussa bwa Mbogo
Bukalu kungulu nga munda bwa bisiwala
Befula, abakwagala kungulu
Naye munda, bakulimba
Jangu eno nze akwagala

Jangu
Jangu eno gyendi
Jangu
Tewetya bambi jangu
Tewesubya, guno omukwano gwenina
Jangu
Jangu eno gyendi
Jangu
Tewetya, bambi jangu
Tewesubya, guno omukwano gwenina

Bwonoba onyize, nja kukakanya
Nkuyimbire obuyimba, otere webake
Mumatumbi budde, nja kubika
Neme kubera ng'abo
Abayoya okukulumya

Bakulimba, abo bussa bwa Mbogo
Bukalu kungulu, nga munda bwa bisiwala
Befula, abakwagala kungulu
Naye Munda bakulimba
Jangu eno nze akwagala

Jangu
Jangu eno gyendi
Jangu
Tewetya bambi jangu
Tewesubya, guno omukwano gwenina
Jangu
Jangu eno gyendi
Jangu
Tewetya, bambi jangu
Tewesubya, guno omukwano gwenina

Twala obulamu bwange
Twala amagezi gange
Bibyo bya luberera
Twala obulamu bwange
Twala amagezi gange
Bya luberera

Bakulimba, abo bussa bwa Mbogo
Bukalu kungulu, nga munda bwa bisiwala
Befula, abakwagala kungulu
Naye Munda bakulimba
Jangu eno nze akwagala
Bakulimba, jangu eno nze akwagala
Ooh ooh
Yeah
Nze akwagala