0:00
3:02
Now playing: Nkwagala

Nkwagala Lyrics by Mia Tempa


Byewankolera Nabisiima
Ayeeeee Nabimatira
Ah Mia Tempa
Byali birungi
Nga byegombesa
Teliyo yena akufanana
Munsi muno oli omu
Oli omu, Oli omu
Nze ani atakwagale gwe
Oli omuuuu
Eeeh eeeh
Nkwagala Nkwagala
Nkumatira
Ani Oyo atakwagala gwe
Nkwagala
Nkwagala,Nkwagala Eiye
Nze ani atakwagale gwe
Nkwagala Nkwagala
Nkumatira
Ani Oyo atakwagala gwe
Nkwagala
Nkwagala,Nkwagala Eiye
Nze ani atakwagale gwe
Wadde abanji bandekerera ayee Tewandekerera,waberawo
Nongumya,Waberawo Nongumya aah
Wabula wansuta eeeh wansuta
Silikwerabira,nebwendiba Nga nzikirira
Buli kyenakusabanga
Buli kyenakusabanga
Nonyanukula, Daily
Nonzikiriza,Nonjaturira Bwoba nga tolina aah
Nkwagala Nkwagala
Nkumatira
Ani Oyo atakwagala gwe
Nkwagala
Nkwagala,Nkwagala Eiye
Nze ani atakwagale gwe
Nkwagala Nkwagala
Nkumatira
Ani Oyo atakwagale gwe
Nkwagala Nkwagala
Nkwagala Eiye
Nze Ani atakwagale gwe
Wakera Nga nopalapanya
Nze nakawele Noweeka
Empewo nga bwefuwa nombika aah
Mwatu nga bwojogebwa aah
Nga bwo nyomebwa, Ee Nga bwo jogebwa
Nze kinuma nga wanyomebwa
Nga wajogebwaa
Kati ndi major
Aba kujooga bwebandaba baduuka
Nga baduuka
Nga baduuka, anti ndi major nga baduka
Nkwagala Nkwagala
Nkumatira
Ani Oyo atakwagala gwe
Nkwagala
Nkwagala,Nkwagala Eiye
Nze ani atakwagale gwe
Nkwagala Nkwagala
Nkumatira
Ani Oyo atakwagala gwe
Nkwagala
Nkwagala,Nkwagala Eiye
Nze ani atakwagale gwe
Nkwagala Nkwagala
Nkumatira
Ani Oyo atakwagala gwe
Nkwagala
Nkwagala,Nkwagala Eiye
Nze ani atakwagale gwe
Nkwagala Nkwagala
Nkumatira
Ani Oyo atakwagala gwe
Nkwagala
Nkwagala,Nkwagala Eiye
Nze Ani atakwagale gwe
*GABLA*



About the song "Nkwagala"

Mia Tempa