0:00
3:02
Now playing: Paka Kuwulira Bubi

Paka Kuwulira Bubi Lyrics by Mudra, Gravity Omutujju


Yeah its Don
Kulya paka kuwulira bubi
Kunywa paka kumenkewuka
Na kuzina nyo paka kukuja mizze
Kugeya paka kulwanagana (Omutujju)

Mmm mh, paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi, iiyi!

Paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi

Okulya sente yo si kulya mwana wo
Sente teluma gyolya ne ba taano bo
Zuukuka otumye ku byobadde olootako
Vimba bakuyita na kibakulo (Puuloo)
Di party wi dede dede
Say wa ziri say wi dede dede (Puuloo)
Kutabuka kugwa mu ddalu
Kwelabira linya wi dede dede

Mukama we adigida ne mukozi we
Emirimu miffu naye bakyakala mu neighbour we
Yasazeko ne mukyala we
Naye landlord ndaba alemeramu

Mmm mh, paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi, iiyi!

Paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi, iiyi!

Anti tubalabako
Abalinamu amabina ga new model (Babano babano)
Gwe kolamu ku sente zo
Muteleko akabaasa yekole delivery
Ka bulaaza kyolaba wano kusanyuka
Bolaba bawulira bubi lwa sanyu
Saawa yonna omuntu wakupasuka
Salary wakya enkya salary party

Mbireka-bulesi nebitandika
Balenzi n'abawala bebitigula
Omuliro munyumba negutuntumuka
Baana nebachochoma (Level)

Mmm mh, paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi, iiyi!

Paka kuwulira bubi
Buli kimu kuwulira bubi
Paka kuwulira bubi
Lya sente yo paka kuwulira bubi, iiyi!

•••

Iiyi!

•••

It's Don.